GuestBookSign guestbook
Muky Mulyansanafu
25 April 2006 18:33 | Paris
Guys thank you very much for our MUSIC TO REMEMBER , Banange Batabani baffe tusiima mwebale nnyo. N'adaala obuyimba bw'emyaka gye 80, Bavubaka banange, Nakakawa, Matiya Luyimba, Basudde, Ssebatta, Kafeero n'abalala. Keep it up
Matt
24 April 2006 13:18 | London
Its a great website. Nsanyuse ojilaba. Hope it serves us well too. God bless the providers.
Dr. Mulyamayinja
22 April 2006 20:34 | Amsterdam
Basajja ba Kabaka mwebale nnyo emiziki gyaffe. Jjaajja w'emizimu, Emisambwa, Amayembe ne Lubaale bambi abakwatireko. Connectuganda mwe_ ffe naffe Ffe_mwe. Banange mutukolemu omulimu tusobole okufuna presenter ku Radio yaffe n'ekirala Mutuwe essimu yamwe twagala kutandika kuwerezza bubaka bwaffe. Ntumidde Banayuganda abali mu East London, New Castle ssaako ne Amsterdam. Uganda Oyee, Kabaka awangale ne Connect ebeewo
steve marvin bwete
22 April 2006 15:21 | London(middlesex)
thanx 4 every ting guyz,we do love the site hahah,may the lord bless uganda + connectuganda.com 2 guyz,stay cool. steve bwe-ea london uk
Kabwa Kaganda
21 April 2006 20:05 | East London
Banange mwebale nnyo emiziki era Nsaba Amayembe n'Emizimu gibakwatireko wamu ne Lubaale waffe. Mwebale nnyo era tusiima kyokka nsaba mwongere okulongoosa ku ngeri gyetusobola okuwerezza obubaka ku Laadiyo yaffe. Ssako naffe keenyini okwenyigira mu mperezza. Abaana banambi mwebale
Evelyne N
21 April 2006 18:15 | East London
wabula Mr. Dj ate nkumatira luno banange! webale okutuwereza emiziki egyakabi! ate oba okuva wenatandika okuwuliriza emiziki gya connectuganda, nzena amagulu n'omugongo byantandiika okumenyekamenyeka, nanti nkuba DANCE okuzaama. mwebale nyo mwebalire dala. connectuganda ewangale nga musekuzo wamu namwe
linda..
21 April 2006 15:47 | uk
Thanx somuch'guyz especialy'MR DJ MIKE .Thanx somuch okutuweleza .muziki ssebo. nabalalamwe.Abayiya connectuganda.oh my GOD thanxx verymuch all GOD BLESS U ALL
linda..
20 April 2006 15:55 | London
Guyz'thanks very much for the great music.I luve t so much keep it like that . I just want to to DJ mike thankx so much 4 the music u plaed on tuesday night 18 .4 .06 GOD BLESS all : : : : 513 guestbook entries
|
Forum Latest
More Posts |
|