GuestBook

Sign guestbook


Mukwano.Gwabangi    20 April 2006 08:54 | sweden
Mbalamusiza nyo banange mwebale kututelawo radio yaffe eno ne chatt kwetuwumulilako mr Dj nkusima nyo nobuyimba obutunyumira mbasaba nyo mutuyambe ku chatroom yaffe museko amateka kuba abantu bangi bona chatroomz zaffe nebatamanya nti fe tufilwa mutuyambe museko wetuyinza okugobela abasiwufu bempisa nasanyuka ngamutuyambye Mukama abewe emikisa era radio yaffe ebewo twaagala okuweleza kububaka eri banaffe(CONNECTUGANDA EBEWO)

MOSES NGANDA    19 April 2006 17:39 | LONDON
NTUMIDE BULI OMU AMANYI.

Nakawunde    18 April 2006 21:08 | Denmark
Basajja ba Kabaka mwebale nnyo n'adaala obuyimba bwaffe obwa Kadongo Kamu, Basudde, Matiya Luyima, Kasozi n'abalala. Ekirowoozo kyange eri aba connectuganda mutuwe essimu yamwe n'ekirala tusaana okufuna DJ wakiri asobola okukola four hours ekiro.



Mu kino DJ alina okubeera ku mpewo live ng'atuwerezza emiziki n'okusoma obubaka bwaffe.



Simanyi oba kisoboka okufuna programmes ez'enjawulo ku Radio yaffe eno.



Bwekiba kisoboka twekolemu omulimu okulaba nga tuyimirizzawo Radio eno ng'abamawanga amalala.



Banange mwebale nnyo byonna. Uganda OYEEE, Connectuganda Radio OYEEE. Bankuba kyeyo OYEEE

Henry Luyombya    17 April 2006 17:15 | T.O
Aboluganda mukulike pasika,era mwebale kuuma mutindo gwa muziki.Mwebale nyo nyo era tubagaliza buwanguzi,Connectuganda oyee!!!!!.Nsigadde Luyombya owe'nsenene :grin

Evelyne N    17 April 2006 13:24 | East London
Guyz,thankx very much for the great music. i luv it!

keep it up guyz. u doing a great job! love u all... mwaah xx

Bizimungu    16 April 2006 22:42 | Amsterdam
Well done ! More for Matiya Luyima, Nakakawa, Basudde, Ssebatta, Kafeero, Dan Mugula, Afrigo.



ConnectUganda Ebeewo wowowoowwo

Mafene    16 April 2006 21:49 | East London
Ba Charl nze nkonyeko nga bwe mutulagidde okukola era nkubirizza abagalizza Laadiyo yaffe eno okubeera ku mpewo okukonako ku add google.



Wabula baana baffe mbadde n'ekirowoozo nti lwakki tumugulawo programme ey'okusoma obubaka ku Laadiyo eno.



Mu kino abantu basobola okuwandika obubaka bwabwe ne babuwerezza n'oluvannyuma mwe ne mu busoma ku mpewo.



Tusiima emiziki kyokka tubulamu kimu nti tetunaaba kufuna mukisa kwenyigira mu kuwereezza ku Laadiyo yaffe nga bwekiri ku z'Abagana.



Ssiragira kyokka nsaba nti wadde temunaaba kutandika kwogerera ku mpewo wakiri muwerezze obubaka bwa bawulirizza kijja kwongera amaanyi mu Laadiyo yaffe eno.



I Must say that thank you very much now we're not too home sick.



Mr Mafene

kafeero ethel    13 April 2006 18:36 | sweden
Twebaza nesekwebaza yenna abatuweereza music omunyuvu bwati,i love sebaata,sebadduka ye anzijukiza abazadde bange,chance Nalubega etc Long live UG...THE PEARL OF AFRICA.NZE MUWALA WA BE NKIMA.


513
guestbook entries
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow ClubConnect arrow GuestBook
Advertisement

Forum Latest

Re:Picture of the day...
Alysha 13-10-08 01:02
Trails of killings of the TUTSI JUNTA i...
Balyokwabwe 12-10-08 23:19
Re:BUKEDDE NEWSPAPER
Balyokwabwe 12-10-08 14:40
Re:Honour for tower block rescue man MI...
jameerah 12-10-08 10:20
Re:Picture of the day...
JeenaJulia 12-10-08 10:20
Re:Quote of the day!
jameerah 12-10-08 10:11
Re:Picture of the day...
jameerah 12-10-08 10:09
Re:Picture of the day...
JeenaJulia 12-10-08 09:43
Re:Kitalo nyo Ekya Kibirige Ssebunya
JeenaJulia 12-10-08 09:33
Re:Happy Belated Birthday to our fellow...
rambuka 12-10-08 04:31

More Posts

Advertisement
Advertisement