CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Ba Spare Tyre Babatumidde
#1967
Kalibattanya (User)
Expert Forum Member
Posts: 606
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Ba Spare Tyre Babatumidde 1 Year, 4 Months ago  
Omukyala omu yakubye essimu ku Sunday Family Show, natumira ba spare tyre bonna abali mu London. Nnawulidde Mike amubuuza, naawe oli spare tyre? Nze kyennategede mu kibuuzo kye kino; nti ba spare tyre bakwano be, baganda be, akola nabo? Kko yye nti AAhha! Nze niina omwami n'omwana. Nnavuddewo nga sitegedde, ba spare tyre be baani? Era omutumizi kyatannyonyodde, batalinako lubu, yabadde atumira baaki?
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Love Conquers All
  The administrator has disabled public write access.
#1973
bennita (User)
Junior Forum Member
Posts: 81
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Ba Spare Tyre Babatumidde 1 Year, 4 Months ago  
owange alabika abalinako olubu naye nga silwabulungi, ndowoza omukyala oyo mubisere bye ebyolubuto yenga original tyre yasitowerelwa nabera nga tasobola kuvuganda ngendo motoka jeyali egenda, kati awo omugoba we motoka nataba nabugumikiliza kulinga original tyre yeetikule emigugu ekye yali amutise onthe way, kati nasako spare tyre, okumala akabanga oba nakati ajagikozesa nga original "epoye"" siyinza kumanya.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#1974
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 995
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Ba Spare Tyre Babatumidde 1 Year, 4 Months ago  
Owange Kalibatanya,gezako owulilize oluyimba lwa Sofie Gombya oluyitibwa Spare Tyre nkakasa nti ojja kuvawo nga otegedde omukyala oyo beyali atumila.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#1976
luutu26 (User)
Expert Forum Member
Posts: 483
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male KAZIBWE2 www.celebafrica.net
Re:Ba Spare Tyre Babatumidde 1 Year, 4 Months ago  
Kalibattanya nyabbo spare tyre yabba mujawo gwebobera nga bawo ayina omukazi omulara nawe oba ofunye spare tyre wo KALE NDOWOOZA SPARE TYRE YABERA OMUKAZI OWEBALI. Kiva muluyimba lwa Sofi gombya osobola odufuna ku youtube tekamu spare tyre by sofi Gombya.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#2022
Kalibattanya (User)
Expert Forum Member
Posts: 606
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Ba Spare Tyre Babatumidde 1 Year, 4 Months ago  
Kko Sofia nti, "Empologoma byesuula empisi byeelya," Kati olwo omusajja yeyali ekyasulibwa, amakombo, yye Sofia empologoma, empisi aka spare tyre nga yennyini ate ye mujja we alyoke alye? Ku bonna kulika gwalesemu ensa? Nze ndeba bonna abatyobodde, nga naye agendedde mu. Sirabawo kiraga nti yye Omusajja ono amwagala! Kandowoze nti omutumizi ono naye ssi yeeyo endowoza ye ku taata wo mwana we. Bwaba nga ye taata wo mwana we.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Love Conquers All
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement