Sebo ne Nyabo abatesitesi ba program oba abadukanya radio yaffe enganzi connectuganda.com mbalamusizanyo era mwebalenyo nyo otuwereza nomutima ogumu.Bambi nsaba nobuwombefu otutandikirayo maybe once every saturday or even every saturday program ya sweet `80s bambi mutuzanyirengayo oba u know dedicate some time for music to remember naye nga specifically saturday nights. Kwegamba sebo twejukanyenga mu ku time yaffe eyo mubisera ebyo mukulu Mike wamu ne madam Quennie ndowoza banange mujukiramu bulungi ebisera byo"ku college of bussiness institute" oba "Tropicana 110" the Segico + Missouri days. Basically ebisera bya South African music plus ofcourse Zaire and definetely english. Omanyi mubisera bya Omukomboti of Chaka Chaka plus I need some money... Luck Dube,Peter Shange,etc...bambi if possible ok just an idea ofcourse thank u so very much indeed.
Sefrex lwaki oyita ne ndongo ku mabega, oli muyimbi? Ndowooza CU yalina ekirowoozo kya kuzannya music wa Uganda. Naye kkwo okuba a little something of the music that marked our lives would be nice. Naye anti nga nomulimu gweyongera!! Ggwe ate okukungunya enyimba okuva e bule ne bweeya. Katulabe bannaffe kyebakirowoozako!
Neda sebo mukulu Kalibatanya, siri mudongo wabula webalenyo sebo kumpabula kubanga kwo okuba omulimu gwo gweyongera wabula ekyo ku kunganya enyimba for that era ndowoza tubatulina kukolera wamu naye nga iam sure we can make it if we try but if it`s not possible then ofcourse it`s ok kubanga munange already we are very contented with what we have era gwo omulimu ba connectors baffe bagukoze bulungi dala.