Jbugonzi ne Fatuma muwangaare ngo musolo mussizza effumbiro lya connect ku map nze kyemmanyi nti buli lwemufumba nkwekako omu kuba teri kiwooma nga kabalagala asuzeewo mwebale kutufumbira ntuuse okweyita nga mugezezaako ne recipe endala
Re:JBUGONZI NE FATUMA MUWANGAALE 1 Year, 1 Month ago
Omumbejja sebbo,webala era nkulamusizza nnyo sebbo,weekend nuungi?
kakati munange twasiise kabalagala netugamba nti nga bweguli omulundi ogusoose,lwaaki banaffe Mike ne Queenie ,tetubaawako,era kyetwaavudde tuteesa ne Queen nga tanagenda Uganda Mu chogam nti tusaba atutusizze parcel yaffe enno eye ttu egende ewa QUEENIE E BARMINGHAM, AWO ROYAL MAIL/PARCEL FORCE NEYITIBWA,ZOOOOOOOOOOOOOOOOM,MU STUDIOS ZA CONNECT.
KAKATI NNO,NJAGALA KUGEEZAAKO KU MAN....DOES(Mandaazi),awo wensabila recipe,oba nebinamungoodi,budeengo,bitumbuuwa,nebilala.
Sebbo Omumbejja,Ssabasajja kabaka empologoma ya Buganda,beene,magulunyoondo,kyuukyu,musota,Bbaffe awangaale.
Re:JBUGONZI NE FATUMA MUWANGAALE 1 Year, 1 Month ago
Mwami Bugonzi nandibadde nze yange embulugunya sagufunye naye njagala okulowooza nti yeeyo Mike gyeyasoose okuluma . And guess what eno yesinga ne written feed back era obwedda bwempulira nga beswanta nebanzijukiza nze kyenkola nga njagala okutoolako owange, mukola nga waluwewele nnyo navaamu nga mubimpimpi alinga emberenge mutwaala neku level endala nemuzinga ngo bu small balls nengamba bannange nti ayagala emberenge yakabalagala yeyekka aba asembera.Anyway just for fun . Naye ebindaazi ngebyeeka ddala sinabyekakasa nkyayongera bwenabimatira nga mbitekawo naye tuyinza okukola MUSIBA TTAAYI, naye owange namungodi no mudeengo biganda ebyo ? kati nninze abimanyi atuterewo nange mbirozeeko . Naye owange oyagala kutandikawo buno obuduuka bwomusitenseni kuba nange kumigabo kwendi NYONGERA OKUBEBAZA OKUTEEKA EFFUMBIRO LYAFFE KUMPEWO OSANGA KATI TUNAFUNA RECIPE MUBANNAFFE ANTI KAMU KAMU GWE MUGANDA
ERA KATI NDOWOOZA NTI QUEENIE KYEYAVUDDE ADUKA MU STUDIO KU FAMILY SUNDAY SHOW NAGENDA YEYUNA GYE BATUNDA EKALAYI/FRYING PAN,MUKAZI WATTU YESIKILEYO KUMBULUGUNYA.
OLWALERO MBALETEDEYO KU RECIPE EZIMU EZIRI RARE,kati tugenda kuyigga nga bwebakolamu ebitumbuuwa,budeengo,mpozzi oyo ye musiba taayi,Omumbejja yanaatuwa ebilungo;
How to make;
(1).BUDEENGO=START WITH preparing rice any way you want it,but myself prefer using pilao,after cooking rice,put off fire to cool down,then scoop a reasonable size and roll it round between your hands/bibattu,then get some water add with wheat flour and mix/whisk adding some spices,mild curry powder,then deep in those round shaped budeengo and deep fry.
(2)BITUMBUUWA,KAKATU wano olina okufumba ebijanjalo bisiike bulungi to taste,ate nga temulimu suupu/soup,awo nga ovuddewo,olina okufuna engano plain,otabule nga era bwokola nga okola sumbuusa/samosas okusobola okukola embaati/wraps,olwo ozinge obubaati obwo mu shape eya round and fill in ebijanjalo byo bili,awo oteeke mubutto okalange.
3&4 will be chapatti and A man-does,remember....this will BE LONG-JOURNEY KO YE OMUGANDA NTI; LU....N..GU...JJA
Re:JBUGONZI NE FATUMA MUWANGAALE 1 Year, 1 Month ago
Jbugonzi emberenge zonsaba nakugambye nti nazikalanze mukabalagala dough just as ajoke nezivaamu nga zikaluba nge mberenge made out of kabalagala dough, kwekuzeyitira emberenge za kabalagala.
Naye buli lwe mureeta recipe muzitwalire ddala mu ffumbiro lya connect era kati ezammwe jenziwanise tukayo olabe, era ngenda kuzigezaako bwemumpuliranga mudwaliro nga mumanya nti nnelumye olulimi nga nsolobeza. Njakuleeta recipe ya sumbuusa ziri ddala eza bayindi zokolera ssaawa ngeemu nekitundu nezibwebwenebbwa muddakiika bbiri zokka, nemusiba ttaayi nja kumala kumukola ndyooke musseewo.