Re:omukwaano gwa muzeei ssonsomola 1 Year, 1 Month ago
Wamma Kingo, nze ndowooza nti n'abasajja betaaga mpozzi kitabwe omuto ng'abakazi bwe balina ba senga ne tugunjula abaana abalenzi engeri gyebalina okweyisaamu nga bali ne bakyala baabwe. Nze mwattu kkojange ye y'ankwatako buli kimu n'akinteera mu giraasi era musinza na buli kati.