JeenaJulia wrote:
QUOTE:
Omukyala ono tuyinza okuba nga twamufuna bubi nze kulwange ndowoza nti yali ategeza abassajja abalozza ku sukali wabanabwe ate nebamala nebadukka nga ye omukyala aba amazze okumusamu obwesigwa ela nga amanyi nti gwe mubezi,so mungeli eyo nasalawo abantu abekika ekyo abayite abakwabuzi,nga mukukwabula okwo mugendelamu ekya wamala (lol)essente,nomukwana (feelings).Bwemba ndi mukyamu muyinza okumpabula mundowoza yange.
JeenaJulia, olimutuufu nnyo era bwowuliriza oluyimba lutegeeza ekyo kyenyini!
Abasajja bwebatyo olusi batera okubayita ba 'hit and run.'