Re:Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe! 1 Year, 5 Months ago
Webale nyo aloys, Jose avudde wala naye kyetuyina okumanya oba naye kyalina okumanya nti tanatuka. He must be having a goal that he has not achieved yet.
Re:Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe! 1 Year, 5 Months ago
Luutu Chameleon nsaba asonyiyibwe, oluusi takimanya nti byakoze binyiiza abantu abamu, yesanga oluusi bibanyiizizza, ate nga ye oluusi abikoze nga part of his Katemba!
Re:Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe! 1 Year, 5 Months ago
Kakaati yye mukwano gwa bangi Chameleon, erinya lye litegeeza Nawolovu oba Ka-million like in money? Kuba bwabeera Nawolovu waliwo essuubi, nti bwemunamuteeka mu kifo ekiweewevu ajja kukakkana mu langi ze. Naye bwekabeera Ka-million as in money, ziyinza okuba nga bweyaziweza nanywa empeewo. Kwegamba ensonga ya Chameleon wetuuse yetaaga scientific study.
Re:Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe! 1 Year, 5 Months ago
If someone could tell him that his behaviour disturbs his fans, I' sure he'll take care of the problem. I suggest we rest our case, and hope everything works out well. He really is a genuius in making African music.