CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: BANANGE EGGWANGA KYEKI?
#2560
robster (User)
Expert Forum Member
Posts: 393
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:BANANGE EGGWANGA KYEKI? 1 Year, 3 Months ago  
mukwano kalibatanya awo wensimbira nakakongo nti waliyo eggwanga lyebayita uganda!! enjawulo ogisanga nyo bwoba otambuddeko nga nebyokola bikulaga gyova kati awo ongamba otya nti uganda gwanga!!!!!wangaala ayi bbaffe bbene nantasibwamuge kyukyu empologoma ya buganda.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#2561
JBugonzi (User)
Junior Forum Member
Posts: 122
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:BANANGE EGGWANGA KYEKI? 1 Year, 3 Months ago  
EGGWANGA/AMAWANGA,Nze in my own opinion, nandilowoozezza nti omuntu yenna ava mu Uganda ayinza okugamba nti ava mu Ggwanga/ensi Uganda, Uganda elimu amawanga amalala/tribes,0kugezza nga Buganda,busoga,bugisu e.t.c. ATE Yo AFRICA elimu AMAWANGA NGA UGANDA, Zimbabwe namalala nga bwe mugamanyi,kale nno nze ngamba nti kiva kunkozesa gyokozesaamu ekigambo GGWANGA.

ATE nno bambi buli Ggwanga lilina obuwangwa nebyobuwangwa byaalyo,nga ffe Abaganda mu Buganda bwetulina obuwangwa nennono zaffe.

ROBSTER, WAWASSA MUNAMAWANGA? AWO MBEERA NTEGEZAA KI?

Ssabasajja Kabaka Awangaale

Praises to the Lord our God

For God and my Ggwanga.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#2566
robster (User)
Expert Forum Member
Posts: 393
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:BANANGE EGGWANGA KYEKI? 1 Year, 3 Months ago  
ssebo mwami JBugonzi nze nakula sikiliza mu ngero ezimu!! naye sigenda ddukuwa kuba luyinza okunyiiza abamu! okuddamu ssebo omukyala nina muganda era nga mugave!!!

nganzize ku kyogambye sikiliziganya nawe kubintu binno.uganda teliyinza kuba ggwanga !waliwo ebintu bingi ebifuura eggwanga okuba nolwekyo eggwanga tebalitekawo buteesi,nolwekyo bwogamba nti ekigambo bwokikozesa kikuwa amakulu siyinza kukiliza genda mu nkuluze ononye ekigambo ggwanga.uganda siggwanga wabula nsi gyebatondawo nga bagyekukutiriza ku ggwanga lyabaganda!!!

awangaale nyo ayi ssabasajja.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#2570
cassim (User)
Baby Forum Member
Posts: 44
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:BANANGE EGGWANGA KYEKI? 1 Year, 3 Months ago  
THIS VERY INTRESTING TOPIC

KASOKE NGA BULIJJO BABUZEKO ERA MUJEBALE EJALERO

EGGWANGA NE NSI BYAWUKANIRA DALA NAYE NGA BYONA BIBERA WAMU OBA KAGABBE BWETI EGGWANGA RIBA MU NSI , MUBUFUZE AMAWANGA NGENGAKOLA ENSI

KATONDA YAKOLA ENSI MUYO NAKOLAMU AMAWANGA ABANTU BAMANYAGANE KALE BASOBOLE OMUSIZA,

BWOTUNULIRA UGANDA YAZIBIBWA AMAWANGA MANJJI NAYE NGA EGWANGA ERYA BAGANDA LYELYAFUKA EKULUGGO YAMAWANGA AMALALA KWETWAZIBILA ENSI UGANDA

BULI GGWANGA , LIYINA OLULIMI ERA NENONO NAYE ENSI YO EBBA NAMAWANGA NANIMI

BANANGE KAKOME AWO NGEDE PAKASE TUNADAMU EDDA AKUME ATAKUMIRA MPERA
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
SSALI
  The administrator has disabled public write access.
#2589
kyekyo (User)
New Forum Member
Posts: 2
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:BANANGE EGGWANGA KYEKI? 1 Year, 3 Months ago  
Mbalamusiza mwena banage.Nze mpulirayo abamawanga amagate (united Nations) Abo banaffe babayita bansi, oba bwebawereza abakikirira munkungana,alinakuvamuburi gwanga? mbuliza dala.Naye nange manyi nti olibwakubuuza nti oliwagwanga ki? Odamu ntindi Muganda.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#2604
cassim (User)
Baby Forum Member
Posts: 44
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:BANANGE EGGWANGA KYEKI? 1 Year, 3 Months ago  
kyekyo;;;;;; ???

MUKWANO EKYIGABO UNITED NATIONS OBA AMAWANGA AMAGATE TEKYISANYE KYIKUBUZE BUZE KISIGALA KYIKOLA AMAKULU GEGAMU

FENNA TWEGATILA WAMU NETUKOLA ENSI EMU JEBAYITA UNITED NATIONS OBA AMAWANGA AMAGATE MUKYINO OLWO EZIBADE ENSI NEZIFUKA AMAWANGA OLWOKUBA OMUKULEBEZE ATUTWALA SECRETORY GENERAL AFUNGA FENNA WAMU

SIMANYI OBA OTEGEDE BULUJJI NAYE JAGALA OKYITWALE BWOTI UGANDA EFUNKA EGGWANGA MU UNITED NATIONS NE KENYA NAYO BWETYO NE ENGLAND NAYO BWETYO .KASUBIRE NTI TEKYIDEMU KUTAWANYA
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
SSALI
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement