Gangster Culture Taking Uganda By Storm 1 Year, 3 Months ago
Ku Sunday Family Show eri ey'omunda neeno eyise nga 30/09/07, waliwo omukyala akola ku TV e Uganda eyakuba essimu natutegeeza ku buzibu kati obuliwo e Uganda ku nsonga ya baana okutwaala enjaga. Nti kino kituukidde ddala ne mu masomero. Wewaawo nga era nensonga eno tugiwulira okuva ne mu bannaffe abali eka; nga bakugamba nti gundi oba gundi atwaala enjaga. Nnawulira Mike nga agamba nti wabeewo okwegatta okulwanyisa obuzibu buno. Naye nga wwa woyinza okutandikira obwegaffu obwo awasinga okukyogerako?
Re:Gangster Culture Taking Uganda By Storm 1 Year, 3 Months ago
Woooweeee maamaaaaa ffe nga tulabye..bulijjo ngamba nti kasita ekka bino tebiliyo kumbe byatukka dda.Wuuuuuwiiiiii omuntu nga alabye namazina amakopelele.
Re:Gangster Culture Taking Uganda By Storm 1 Year, 3 Months ago
Katusubire nti nakyo tekirindibwe ku getting-a out of hand nga nebya slim bwebyaali. Anti nga omuntu amala kugenda mu ddwaliiro okulaba posters ezilabula nti waliwo obulwadde. Kabe kasinge nga amaze nakulwaala!! Ate nga ba nurse oba abasawo bebekubira ebifaananyi nengalo kale nga olaba abantu abakyaama emba nobwana obulinga bu nakalanga ebitwe. Kati nno ani kino akirimu atere atandike, abasomesa? Batere nno bajjeyo langi nempapula batandike okukuba ebifaananyi!!!