Gwe JeenaJulia Sandiyagadde oyogele binji nga tomanyi gyebyatandikila. Nze sili mwana mutto nti sitegela ate sili musilu nnyo kubela nga silaba kikolebwa nemanya ensonga lwaki kikoledwa. I am sure the Addressee should very well know exactly what I mean. Ngamwena bwemugambye nti temumanyi wa jebyavva, singa musobola Njagala muddeyo mu chatroom along nebyali byogerwa ku radio, Mujja kulaba ensonga endi kumutima weyatandikila. Nze sitela nnyo kunyiga nyiga. Naye wabula kyesigenda kukola, kwekubabulila what exactly.(ekyo nkibagambilawo...) Awo mujjakuba nga munfulila ddala omuntu atalowoza omusilusilu.... kyegamba mujja kuba munzanyila buzanyizi kubwongo. Naye ekikulu, ekintu ekyo ekyakolebwa, kyaali specifically kunze. Ndowoza ela kyemuva temwakilaba lwakuba tekyali kumwe.... JeenaJulia, gwe kululwo nga bwogambye tolaba naye nze eyakikolebwa, nakilaba ela tekyampisa bulunji Oja nakunjogeza ebinayiitila...

.... (Nze Mugisha alwanilila eddembe lyange ne background yange, ogamba otya nti ndi kubya "guilty consciousness"????

ye lwaki obela okyogela esawa eno? ogenze okulaba nga eno ye right time okukileta??? Simanyi olowoza eno saawa yakusaaga nakuzanya

? milundi emeka jentadeyo topic bweziti??? katino jeenajulia njagala issue eno ejigendemu mpola) Nkimanyi nakati (oyinza)muyinza okuba nga muli eyo mugamba kagende tukawonye... OK nze sijja kufayo... Naye JeenaJulia nnyongeela okujukizza nti ebintu binno bisongemu mpola olunwe Sagala olowoze nti nze ndi omuntu atalowoza, oba atamanyi kukozesa masso gange namatu gange. Ssandi tadeyo topic eno nga omutima gwange tegulumwa. Naye ekikulu, olunaku lwali lwanga 14 oct 07 binno byonna lwebyagwawo. that is as far as I will go. you need what was being said at the radio, and the chatroom archieves in realtime to know exactly......
