Mwattu mwaami Luutu nsonyiwa kubanga mbadde simanyi nsonga kwezavudde. naye ekituufu nakyawa era sagala bantu bagezaako kunyigiriza baganda n'olulimi lwabwe. Nekisingako sagala muntu mulala yenna agezaako okunyigiriza amawanga amalala nenimi zaabwe. Bwetwali nga tukyali e Uganda mu boarding school (Namilyango College!) nga abazungu batubonereza olwokwogera venacular! Kati tuli mu mawanga, ffena tusanyuka okulaba nga tulina omukisa guno okwogera ku lulimi lwaffe.
Oba ensonga yava ku nkumbi, kati kyo si kibi omuntu bwaaba nga takitegeera, anti buli gwanga lirina ensonga zaalyo eza ssenga njawufu, nabazungu nabo bwotukayo nabo balina ezaabwe eza ssenga! Mwogere oluganda, olucholi, olulango, olukedi , olutoro, olunyoro , oludama, olusoga n'olulimi lwona lwemmwagala. Temugezaako kunyigiriza baganda na lulimi lwaabwe !!!! Okukozesa enimi zaffe kituyamba obutazerabira nokuziwandiika ekituufu, tuziyigirize nabaana baffe !!!!
"MIKE AND QUENNIE DONT GET SCARED FROM SUCH PEOPLE WHO ALWAYS SEEM TO KNOW EVERYTHING BETTER BUT ARE NOT READY TO INITIATE SUCH THINGS LIKE YOU HAVE DONE!!! DONT GIVE THEM THE POWER TO REIGN OVER THINGS THEY DONT OWN!!!" . Musisi ( TAX) sebo you missed the point and i don't think you had to be rude. And for your information I support Mike & Queenie 100% and i've been a connector since day 1 i didn't tell you that i am scaring Mike we all have our freedom of speech, but the issue was that when discussing some important issues like Ssenga i think the topic includes all of us.And believe me or not you should also like to marry a gal who knows what she is doing, but since this the opportunity to learn some stuff then we can mix luganda, Lunyankole, Lunyoro etc dialects and English, Swahili as our universal language to bring the point at home etc. My point was we need to accommodate everybody that's why it's called a forum. At least someone can pick a few words from the topic than being left out. it's not a matter of using "LUZUGU" . If you have any universal language to help others understand what is going on then you can go a head but don't think all the dialects we have in Uganda are universal "Languages". Take care