Re:ENYONGEEZA ERI OYO ANABANGA AWANGUDDE AKAKUNIIZO 4 Months, 3 Weeks ago
fikema munaffe totesezza bubi ,kiba kirungi omuntu awangudde akakunizo n'abaako kafunayo nga akayimba oba ba presenters okumutumirako. ekyo kijja kuwa abantu amaanyi agaddamu obukunizo kubanga olumu wesanga nga akakunizo k'olunaku kangu naye nga teri akafuddeko oba nga abakazeemu babiri oba basatu.kirabika abantu betaaga motivation.
Mike tusima nnyo changes naye ate watukola akantukamu tukamissiga ako kujawo esaawa ya Radio connect ne Uganda. Okajukidde?
Omanyi nze okubala kuntawanyiza dala so kyalikinyambako okumanya obudde.
Mbadde nsaba ogizeko Ssebo.
QUOTE: Mike tusima nnyo changes naye ate watukola akantukamu tukamissiga ako kujawo esaawa ya Radio connect ne Uganda. Okajukidde?
Omanyi nze okubala kuntawanyiza dala so kyalikinyambako okumanya obudde.
Mbadde nsaba ogizeko Ssebo.
This has been a much missed feature. Yes it's now back now