CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:The term 'kyeeyo' is degrading (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:The term 'kyeeyo' is degrading
#3624
ericmugisha07 (User)
Junior Forum Member
Posts: 150
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:The term 'kyeeyo' is degrading 1 Year, 3 Months ago  
Ohhh Kati nze nvuga bimotoka byeela nguddo. Kati awo mba sikuba kyeyo? nze ndowoza nti bwemba njela nguddo, then mba nkwata lweyo, era nga nkuba kyeyo. in Uganda, what do we call people who dig latrine pits? for those who don't know, we call the "Musiima Toyi." Naye ate bambi tobanenya. Ba jjajja ffe abasoka nabbo bali beela ngudo zabagaga ekyo kyo njagala tukikanye! Ye ate olaba nabasoma bayibuli batugamba nti yesu/yezu yayogerwako nti yali aba embawo nebasalawo okumusa kumusalaba... naye atte ffe banni obutayitibwa Bakubi bakyeyo? Nze ndowoza nga bajjajja bwe bagela nti "Omulya Mmamba abela omu, Navumaganya ekikka kyonnaaaaaaa" Kati ffe baanni obutavumaganyibwa? Nze ndowoza nti omulimu gwokwela enguddo gwawo gwaddaaaaa kati bwetuba nga tukimanyi nti abatusoka ebulayaa bali beela nguddo, Naffe tugume kyatutonderwa. Bwetulidayo nga twetise degree zaffe e'Uganda wano, then balikakasa nti eno tuba tetwela nguddo zokka. Newankubadde tuuzeela.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
"Be it defying the zodiac signs, let it be because we have to change the world to better fit future generations"
  The administrator has disabled public write access.
#3625
Bikolwa (User)
Junior Forum Member
Posts: 94
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:The term 'kyeeyo' is degrading 1 Year, 3 Months ago  
Lol @kyeeyo term! - sente mpozi za langi kyi oba simanya gwezikyalira azinyoma kulwakuba za kyeyo?



Paka nga ndabyeyo omuntu e Kyagwe agaana ssente mu baava Bulaya mbu kuba ziva mu kyeeyo, awo nzija kumatira nti ddala abe Kyagwe batuyiiseko era nteere nzingeko ebyange mbeegateeko.



Tofaayo ericm - kasita oba nga onvira mangu oba nondekka kuyiteeko notansibya bitala - sifayo kyonna kyoba ovuga oba kyokola ku kkubo!
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#3662
Kalibattanya (User)
Expert Forum Member
Posts: 606
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:The term 'kyeeyo' is degrading 1 Year, 2 Months ago  
Mugisha wrote;



Ye ate olaba nabasoma bayibuli batugamba nti yesu/yezu yayogerwako nti yali aba embawo nebasalawo okumusa kumusalaba...



Because you've been showing contempt for our christian belief and because you have no reverence for God, I demand that you tell this parliament where you heard these evil things and why you had to bring them up here, if not for the sake of provoking believers and disturbing this meeting.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Love Conquers All
  The administrator has disabled public write access.
#3675
ericmugisha07 (User)
Junior Forum Member
Posts: 150
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:The term 'kyeeyo' is degrading 1 Year, 2 Months ago  
Kalibatanya ye gwe oli mu ddini ki ebwo jebatabyogelako? all in all, the expression was not meant to provoke anyone but rather to mean what it was intended to mean. As a matter fact, it is not that big of a deal, and I think we should go back to the main topic why we are here... that is "the term kyeyo." thank you for your concern however, try again. But I think ndowoza mulimu abantu abamu nga bo bagala kutanula ntallo. Ekintu eokibulidwa nolaba ne nkozesa naye still osigala owalila kuba oyagala kutanula lutalo. hehe not this time.. try again. Wamma abatuze munsonyiwe mbadde nkyali mu lecture. Tudeyo kumulamwa gwaffe...
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
"Be it defying the zodiac signs, let it be because we have to change the world to better fit future generations"
  The administrator has disabled public write access.
#3678
Mirembe2007 (User)
Junior Forum Member
Posts: 129
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:The term 'kyeeyo' is degrading 1 Year, 2 Months ago  
Banange okunyoma nyoma okwo kwekuleta obwavu obutamanya bubi nnyo kubanga ssenga obadde olina kyofunye kumulimu gwopakasizza noteeka ssente mungalo nogula amaata ,enyama amafuta emeere sabuni nowerera nabaana nowasa nogula ne kibanja nozimbamu enyumba nebwoba opangisa ngawosula osasulawo ,ekyeyo kilina kabiki eri abo abakiyita ekyeeyo nga abasinga bakeera kumakya nebatalaga ekibuga bagenda bewola basobole okuyita mulunaku.Batugamba nti tunyikile okukola tetunyoma milimu nebwoyoza motoka nagwomulimu nnyo nnyo okusinga okubba.Buli agenda emitala wamayanja tekitegeeza nti olutuuka asanga byamulinze dda ngebyeka byebapanga .okuyimililawo munsi ezo osooka kulaba kunnaku ngawesanga oli muwarehouse oba mufactory oba ovuga kimotoka kyeera ngudo naye ngawasoma nedegreezo ozambadde naye ngabuli wolaga okusaba omulimu bakuyisamu amaaso nobutekakasa nti omulimu gwosaba onogusobola eyo yenkola yabwe.Bwoba wagenda kufuna sente zamangu toyinza nakamu kweganya mulimugwonna oguba gukuweredwa osobole okufuna sente ezinakubeezawo.Batono nnyo nnyo abafuna emilimu jebayita eja office ngabakayingila munsi ezo .Tulabye baDr.mazima ngabavuga taxi oba okuvuga pizza,Balawyer bakola mufactory ekilo nebagenda nebasoma basobole okutukana nestandard jebeetaga.Banurse ngabaala bitanda nakunaza balwadde.Okukulakulana kwetutuseko wonna muUganda olinaweereza abantube obuyambi nokwezimbila nokukola obusubuzi amadduka nebaggulawo ngabataddemu ebyamaguzi ebisikiliza omuguzi ezo zonna Pounds oba Dollars nendala zonna ziva mukyeeyo.Kale awo wekitanumila namu kubanga nze wemba wabawaguumu,kyebaagala kyebabakakiyita okujako nga kyabakazi kwetunda ekyo tekiba kyeyo.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#3680
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:The term 'kyeeyo' is degrading 1 Year, 2 Months ago  
MO7 Oteekwa okuba ngolowooza nti buli kikuva mukamwa kiri funny, kyoova okozesa wano olurimi oluvoola, nebuuza simanyi neku site yaba Hutu bwooli bwootyo funny? kuba ogezaako okuzuula buli kirengezza kyonna . tukulinze tulabe ebyo gyebinakutwaala munnaffe naye jjukila nti siggwe osoose nabakusooka nabo baali tebamanyi nti ekiseera kirituuka nebabanga tebagala babamanye kibali kumitima. Bakusasula mmeka ezo ezikufuula omuntu avaamu ebitabula abalala?.Abaganda wabasangawo era ojja balekawo, nga bwewasalawo obaberamu nogezaako nokuyiga olurimi lwaabwe kyandibadde kilungi oyige obaberamu nemirembe, nga bwotayagala kubeera mubabo ndowooza bakwetamwa kyebaavaba bakugoba gyebali nosalawo okwesiba kubantu botosobola kubeera nabo mirembe, nze mmanyi onoonya anakugamba nti babali wali batandise okulwaana olyooke oweere kuba ogezezaako nnyo okutunyigirizaako ensonga zo ngabwoyagala ziddemu zivuge. Abantu emmundu onozibakwasiza wano ku connect oba? lwaaki toweera okusinga ogenda ngositula entalo ? nokurengezza buli muntu neki kyebasinza ?okuvoola kwo kuyitiridde era linda empeerayo, kiyinza obutakutukako gwewenyini naye nekituuka kumuntu wo, newebuuza kyokoze ngampozzi nga Mukama yakulabula okkomya okumurengezza. M07embulirire tefa yonna mumirembe ffenna mwetwagala okutambulira silowooza nti olina kufiirwa muntuwo nomanya obulumi abalala bwebalimu. NZE NGAMBA KIMU NTI NAAWE TEWEYIBAALA KUNSI FFENNA TULI BAGENYI.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Radio
Advertisement
Advertisement