Re:The term 'kyeeyo' is degrading 1 Year, 3 Months ago
Ohhh Kati nze nvuga bimotoka byeela nguddo. Kati awo mba sikuba kyeyo? nze ndowoza nti bwemba njela nguddo, then mba nkwata lweyo, era nga nkuba kyeyo. in Uganda, what do we call people who dig latrine pits? for those who don't know, we call the "Musiima Toyi." Naye ate bambi tobanenya. Ba jjajja ffe abasoka nabbo bali beela ngudo zabagaga ekyo kyo njagala tukikanye! Ye ate olaba nabasoma bayibuli batugamba nti yesu/yezu yayogerwako nti yali aba embawo nebasalawo okumusa kumusalaba... naye atte ffe banni obutayitibwa Bakubi bakyeyo? Nze ndowoza nga bajjajja bwe bagela nti "Omulya Mmamba abela omu, Navumaganya ekikka kyonnaaaaaaa" Kati ffe baanni obutavumaganyibwa? Nze ndowoza nti omulimu gwokwela enguddo gwawo gwaddaaaaa kati bwetuba nga tukimanyi nti abatusoka ebulayaa bali beela nguddo, Naffe tugume kyatutonderwa. Bwetulidayo nga twetise degree zaffe e'Uganda wano, then balikakasa nti eno tuba tetwela nguddo zokka. Newankubadde tuuzeela.
Re:The term 'kyeeyo' is degrading 1 Year, 3 Months ago
Lol @kyeeyo term! - sente mpozi za langi kyi oba simanya gwezikyalira azinyoma kulwakuba za kyeyo?
Paka nga ndabyeyo omuntu e Kyagwe agaana ssente mu baava Bulaya mbu kuba ziva mu kyeeyo, awo nzija kumatira nti ddala abe Kyagwe batuyiiseko era nteere nzingeko ebyange mbeegateeko.
Tofaayo ericm - kasita oba nga onvira mangu oba nondekka kuyiteeko notansibya bitala - sifayo kyonna kyoba ovuga oba kyokola ku kkubo!
Re:The term 'kyeeyo' is degrading 1 Year, 2 Months ago
Mugisha wrote;
Ye ate olaba nabasoma bayibuli batugamba nti yesu/yezu yayogerwako nti yali aba embawo nebasalawo okumusa kumusalaba...
Because you've been showing contempt for our christian belief and because you have no reverence for God, I demand that you tell this parliament where you heard these evil things and why you had to bring them up here, if not for the sake of provoking believers and disturbing this meeting.
Re:The term 'kyeeyo' is degrading 1 Year, 2 Months ago
Kalibatanya ye gwe oli mu ddini ki ebwo jebatabyogelako? all in all, the expression was not meant to provoke anyone but rather to mean what it was intended to mean. As a matter fact, it is not that big of a deal, and I think we should go back to the main topic why we are here... that is "the term kyeyo." thank you for your concern however, try again. But I think ndowoza mulimu abantu abamu nga bo bagala kutanula ntallo. Ekintu eokibulidwa nolaba ne nkozesa naye still osigala owalila kuba oyagala kutanula lutalo. hehe not this time.. try again. Wamma abatuze munsonyiwe mbadde nkyali mu lecture. Tudeyo kumulamwa gwaffe...