Mpulidde ku sunday omuwala Pastor gwe yawalawala amuwe mwoyo mutukuvu mu Lodge, okujjako ngo mwana ono yali amaze okuba under influence,e Uganda Lodge teziliiko mannya eyinza okubuzabuza nti kizimbe wakunganila bantu kinoomu kubintu bilala? omwana nebwaaba mutonyo okufa naye watukila okufuna olubuto aba afuuse omukyaala.N agenda omulundi ogusooka nalaba nti ebintu pastor byakozesa sibyebyabulijjo, byakozesa katugambe mulujjudde mukkanisa , era ono omwaana natamanya nti waliwo ekisobu. era naddayo nate . ye bwaaba pastor yali tayagala biva mumukisa mutukivu gwagenda amansa lwaaki teyesabika.its kind of making your bed and sleep in it.
Naye ate bino ebyo mutamivu atabaaga mbwa , bikwatagana ki? Kubanga nze nnamanya surgeon omutamivu, Jujujuju, eyagwa mu muntu gweyali alongoosa nafuluuta. Naye bagenda okumukebela, nga naye wa bizibu. Nga ekibumba kye kirina langi ya coca cola gwe tutera okunywa. Nga ne suupu avaamu alinga bata gwetussa ku migaati. Mukulu wange Herbert yeyabilaba, yeyangamba!!