|
Mubiseera bino abantu ngabantu bakoowu emyooyo ,ebirowoozo nemibili bagala okufuna webafulumya stress nebwebaba tebawandiise.
Mubintu ebingi abalala byebawandiika ,besanga balina mu ekyaali kibatuseeko, oba nebafuna engeri yo kukivvunnuka. Nokuba nti site ezeeka tezibadde nyingi oba okujjumbirwa, lwakubanga abo bennyini abanyigiriza abantu nga bagezaako okuzivuvuba nokusindikamu abantu okuzitabangula kubanga obwa evil bubali kumyooyo.
Agamba nti bwemba nange siyagalibwa oba siwagirwa bonna, nabo sijja kubakkiriza kufuna mirembe . Site bweziti zooza stress kumutima gwomuntu, oluusi nekintu kyolaba ngekinene newesanga ngosanzeeyo akyogerako, noluusi newazuukawo engeri yokukivvunuka.
Ate ekrlungi ekiriwo tewetaaga buyigirize bwamaanyi, kuba buli omu ayinza okwesanga mukizibu ekimu oba ekirala .nolweekyo banaffe mwongere omulimu mumaaso mwongere okuwa abantu baffe akazindaalo nga tebannayabika kibali kumitima
|