Where did Kayanzi go?Sometimes when I look at that beautiful picture of Kayanzi and then at Ukstylish,Its as if the two have some resemblance.Is my vision an accident,a coincindent or rather an imagination?
Kayanzi if u happen to read this,pliz come back to us,ohh baby come back.
QUOTE: Where did Kayanzi go?Sometimes when I look at that beautiful picture of Kayanzi and then at Ukstylish,Its as if the two have some resemblance.Is my vision an accident,a coincindent or rather an imagination?
Kayanzi if u happen to read this,pliz come back to us,ohh baby come back.
JeenaJulia wendi nnyo mwana munnange. Ndi kugyabandi naye Connect ngiwulira buli lukeesa. Anti emiziki gyamulembe nga naawe bw'omanyi.
Nsanyuse nnyo okusoma message eno JJ. Webale nnyo munnange omukwano era nkusubiza nti sigya kuddamu kubula sitayilo zino.
Kulikayo nyoo Kayanzi...naye kambuze eyo gyobukidde osanzeyo kunzige?Kubanga kilabika obadde "mulambuzi" ate nga nebosanga "bangi si bano".Kwegamba newegazanya nga "kamukujje".Ndi musanyuffu nyoo okulaba nti okomyewo kubanga dala oli "kayanzi tobuka na nzigge"