Re:XAZA, JONA, TONTO, LUUTU, MULUWA? (1 viewing) (1) Guest
Favoured: 0
TOPIC: Re:XAZA, JONA, TONTO, LUUTU, MULUWA?
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1413
Re:XAZA, JONA, TONTO, LUUTU, MULUWA? 1 Year, 2 Months ago
Naye nga lwaki bwonyigira munno tomugamba nti munnange ekintu kino tekimpisizza bulungi? Naye kale nze siyinza nakukunyigira. Wadde nebwewandyaako Idi. Ate nze sigenda nakukulyako Xmas. Kubanga nnakuwulidde nga oyogera ku sunday, nabaddewo nabagenyi nebambuuza oyo ani ayogera? Nga bamanyi nti nkumanyi bulungi. Munnange nno ssi kusaaga oyogeera nga abewaffe, the words you choose, the brief laughs, the humour, the tone, everything! Essimu za Mike nze zannema, nze natandise kulowooza nti abogera naye yye yabakubira!!
Ayiisa Kuba Mwagale
The administrator has disabled public write access.
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
Re:XAZA, JONA, TONTO, LUUTU, MULUWA? 1 Year, 2 Months ago
Naye owange Phad kyovudde otutega akatulututtu kye kyakaki ?
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
The administrator has disabled public write access.
Re:XAZA, JONA, TONTO, LUUTU, MULUWA? 1 Year, 2 Months ago
omumbejja wrote:
QUOTE: Naye owange Phad kyovudde otutega akatulututtu kye kyakaki ?
Bwahahahahahaha aaaaaaaaaaahhhh kyokka omumbejja!
Onsesezza enseko n'abali wano nebebuuza oba ndi bulungi!
Mbadde nina okulimba nti drink endakidde.
Mbadde ndude okuwulira ku kigambo katulututtu,wabula eyatonda connect bamwongere ky'anywa.
Kasita sibateze Jjute nti lirina okunyiga,tugendere awo mpolampola.
Oh Dear!!!
Aspire to inspire before you expire
The administrator has disabled public write access.
Re:XAZA, JONA, TONTO, LUUTU, MULUWA? 1 Year, 2 Months ago
Kkwo okuba kyendaba Meli genda ewa Luutu26 omukyalire olabe oba nga mugandawo kubanga kati mutonzewo suspense ate emboozi zemwewereza zitandise okutwambusa sukaali.
Love Conquers All
The administrator has disabled public write access.
Re:XAZA, JONA, TONTO, LUUTU, MULUWA? 1 Year, 2 Months ago
Kalibattanya ndabirawa, Munaye Meli bwanamala guno omwezi nga talabiseko olunava mu Chogm nsibira Malta .
The administrator has disabled public write access.
tonto (User)
Senior Forum Member
Posts: 259
Re:XAZA, JONA, TONTO, LUUTU, MULUWA? 1 Year, 2 Months ago
Bannange munnindeko katono, kyali kyaddondo ndya matooke. Nzija mangu. Mundabire mukyala wange Mrs. Kaliba Tonto
The administrator has disabled public write access.
Sorry, but Javascript is not enabled in your browser!
You are here: Start Here