robster wrote:
QUOTE:
naya neiiiiiiiii lwaki oyinza okugeregeranya omwana watu okutuka awooooooo olina ensonga enambulukufu lwaki????????
Robster kino ekibuzo obuziza kyabwerere.Answer yakyo eli wali nti bwogenda E bulya nkoolo,olya nkoola.Kintu ebanga lyamazze nga talabika ate wasemba kumuwiliza nga ayolekedde lye Gulu awo nange wenakubuliza oba wamufuna akyeyita Kintu Frank ate mukifo kyokunzilamu nawe wansoye kibuzo..tofunyewo kabonero.
