Tonto ejjamba ekuba ebirango ebikunoonya ebadde etuweddeko naye kati nga bwogufulidde ddala omuze ogwokwebulungula, tandikirawo ddala ensawo mwetunatoola nga tuku wenja , era nsubira nti tetukuwulize ku Sunday kwokka , fingerprints zo tuzetaaga kubuli topic enyingi eziri wano okujjako ngakati onotugamba nti walwaala ensonyi kobuliridde otya okuvaamu akagambo, naye nga bwenkumanyi laga obumanyirivu. By the way omukyaala gwewaleka owanise mu ndeku ngo mwenge alabika yaddayo ewaabwe kati tegeka buto okumunona, nebyonna ebigendelako omuko omujoozi byalina okusasula good luck
