QUOTE:okutambula kulaba....... nze nange jempita eyo jenalira akatogo aka chips munange lwaki olwo nga zitwala Denmark wano....kumirimu emitongole. Banyanyiza era ne bantegekera ekijulo... naye basoka kumbuza nti olya akatogo konze nyooo namanyi. Era bwe namanyi nti katogo kekajja nze olubuto nentandika okuwewa... gwe wama namalusu negatandika okunjika anti emmere eye kka nali ndudde okugilyako. Nakesunga era ebyokulya ebirara byebareetanga nga mbitunurira kyamuli anti nga nkekereza olubuto lwange emmere esobole okutuuka nga nina wengisa awawerako. Zolaga omulungi tebalwa nga bampita kugenda kwesenera mmere .... akawowo kekasola okunkuba wama amalusu nentandika okumira omugaanda. Naye bwentandika okusena amanyi neganzigwa nga gwensubira okuba muwogo tafanana nga oli oweka gwe manyi nzeno nendowoza nti osanga mawogo we Denmark bwatyo bwafanana naye ekyamala enviri kumutwe mbeere nga asanze omusezi omufumbi kwekumbuza nga ngenda bwenti okutula wansi ntandike okulya nti wali olidde kukatogo ka chips? obwongo buzibu nnyo.. bwandekulira nembanga atategede kyagamba... kwekubuza nekanye.. era nakinziriramu nti AKATOGO KA CHIPS. Buli lwenzijukira ebyadirila gwe wama....................