CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:Connect snacks (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Connect snacks
#2112
Kalibattanya (User)
Expert Forum Member
Posts: 606
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Connect snacks 1 Year, 2 Months ago  
Buno oyinza nokubuyita obumpwaki mpwaki, obulibwa libwa ko awo. Ssi meal yenyini, oluusi abakulu bamanyi nokubulekera abato. Sso nga sikituufu okubunyooma, bwa kintu kiramu bulungi. Katugambe nga enswa, embisi endiire ku kiswa. Ogatta adventure ku doing a live snack. Now that's my best!
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Love Conquers All
  The administrator has disabled public write access.
#2114
luutu26 (User)
Expert Forum Member
Posts: 483
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male KAZIBWE2 www.celebafrica.net
Re:Connect snacks 1 Year, 2 Months ago  
Obumpwaki pwanki sibubi naye businzira mukifo mwobulira nga ojeko wanno abazungu bo tekimukwatako kasita aba nga asazewo kulya naye kati ffe ewaffe tosobola kuyimirira kukiswa notandika kulya nswa era buli akuyitako akwewunya
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#2151
Kalibattanya (User)
Expert Forum Member
Posts: 606
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Connect snacks 1 Year, 2 Months ago  
Olusoggo lwenseneene ensiike, that's another mouth watering snack that I haven't tasted in years. Ate enseneene ezo nga ziriko omubisi gwe njuki, zirabika ziyinza okutaba ekiwanvu. Nga ojjeko nti ziwa amaanyi abagala okudda ebwengula. Mbu!!
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Love Conquers All
  The administrator has disabled public write access.
#2154
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Connect snacks 1 Year, 2 Months ago  
Mwana wakitange kalibattanya ensenene osooka zisaako munyo ,nolyooka oziweleba omubisi gwenjuki oba kati oyagalila ddala twefunila? nze mpulira bagamba shrimps, simanyi zo gyezajja bwagazi bwezigaba naye okusinziila bwenzifumba ekibadde ekikopo ekilamba nekafuukamu akajiiko mpozzi awo webutandikila okkasuka obusimu.Naye kano kendudde okulya enswa silowooza nti nkyasobola ozzilya embisi , waliwo oluusi adventure egendera ku myaaka .
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#2155
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Connect snacks 1 Year, 2 Months ago  
Luutu bwoba oli kukiswa nge nswa ozisizaako aga ttimba kumbwa bakiyita kubojjerera, ekikyaawula nti oba tokasuka lulimi nga kikere oba nnawolovu, ate abakulaba ngobojjerera bagamba bugambi nti eyesitukila tanywa matabangufu .okujjako oba olina okwegendereza enkuyege anti okwelinda si buti etambula egaludde...............
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement