CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:Your favorite kiganda food (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Your favorite kiganda food
#4546
Mirembe2007 (User)
Junior Forum Member
Posts: 129
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Your favorite kiganda food 1 Year, 1 Month ago  
Bannange endaggu,kyetutumula,amayuni,ensujju nolilako dodo,nakati,ate kati waliwo enfumba endala bwofumba enyama yenkooggo nogifumba bulungi nejja nosalasala carrots, ceraley,green pepper,green onions,sulamu culiander,tekamu enyanya osulemu ebibajjo byakyetutumula nomuunyo nutono nobileka nebyefumba okumaala eddakika annamutaano ogenda okutuka kukijulo ekyo bannane emeere eyo empomera nnyo nebannange betujilya nabo bekomba engalo.Abakyala mulye nnyo endaggu ne kyetutumula nti meere nungi nnyo elwanyisa endwadde mumubiri era abagala okujjako omubiri mujekwate ate ngampoomu.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#4548
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Your favorite kiganda food 1 Year, 1 Month ago  
Naye Mirembe mwe betunoonya okuleeta enfuumba mu ffumbilo lya conect ligguddewo bannange kamu kamu gwemuganda kati eno emmere gyogamba lwaaki togikwaata nogitekayo kyonna kyoyagala okukozesa oba luzungu oba luganda tulinze okukigezaako . Ngyesunga okugiraba muffumbiro
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#4772
JBugonzi (User)
Junior Forum Member
Posts: 120
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Your favorite kiganda food 1 Year ago  
A FRIEND OF MINE ORIGINALLY FOM eNGLAND,WOULD LIKE KNOW HOHW TO PREPARE A PROPER KIGANDA FOOD, HAVE YOU GOT ANY TIPS ABOUT THE ABOVE SUBJECT? BECAUSE WHEN HE WAS INVITED BY ANDREW TO HIS WIFE'S BIRTH DAY PARYT IN CROYDON,HE WAS SERVED WITH NIFE FOOD, AND HE REALLY ENJOYED IT. SO PLEASE GIVE US SOME TIPS.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#6806
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Your favorite kiganda food 11 Months, 2 Weeks ago  
Abange omumbejja ayingidde muffumbiro naye gano gemateeka agagenderako teri kusaba bintu bitava waffe mulina okubinnyonyola obulungi teri gamba matooke olina okwogera ekitooke kwegava . Omumbejja takwaata mu masanda. .Abalungi bange ayagala amatooke ajje nga gawaase ate amala kugisaniika ate nakomawo okuganyiga, nze njakubaawo ngandaba ebigenda mumaaso temulowooza nti kano kenyingidde muffumbiro ngenda kuvaayo nengalo zange nga zijjudde enkyaakya, munansonyiwa naye engalo zange nzikozesa masaazi kale zirina kuba nga ngoonvu bulungi nga Mukama bwe yakyagala kati kale mbalinze
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement