CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:Is this a true story people in UK? (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Is this a true story people in UK?
#5594
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 998
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Is this a true story people in UK? 1 Year, 1 Month ago  
sakin wrote:

QUOTE:
wabula JJ onsanyusiza :laugh: :laugh: nti kyova abawujja empi - please ntemyaako engeri bwokola nange mpujemu kubensola anti tebamanyi nti naffe lwakubelawo naye batunyiwa. naye munange basilu kangambe balekelela okunonya ababatwaguza nebadda ku bafrika abagala okwenonyeza lupiiya moreover nga tubakolela.




Sakin munange wegendeleza kuba omukisa gwembwa teguyisa mbuzzi mumalagala.Naye nze mbawujila dala mpi sili kukundetako kajjanja.Ate nabangamba nze setaga lawyer.I can be my own lawyer ela kati banvako.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#5595
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 998
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Is this a true story people in UK? 1 Year, 1 Month ago  
DeeJags2005 wrote:

QUOTE:
nga oli mukambwe bulala bange Jeena, simanyi buli wamu wakambwe bwewatyo? lol




Deejags olabika olina ekikyamu kubwongo,ekintu bwekikuba mumusaayi buli wamu kiba kitukawo,kati bwoba olowoza Jeena mukambwe kitwale nti buli wamu kasita waba nga wali ku Jeena nawo bwewatyo.Eeeehhh eehh bakuwana wana.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#9380
simu (User)
New Forum Member
Posts: 1
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Is this a true story people in UK? 7 Months, 2 Weeks ago  
Owange Mwebe mukama atuyambe
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#9396
Kalibattanya (User)
Expert Forum Member
Posts: 606
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Is this a true story people in UK? 7 Months, 2 Weeks ago  
Welcome Simu, kaakati Mukama ayambye atya, naffe tunyumize twagala okumanya!
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Love Conquers All
  The administrator has disabled public write access.
#9932
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 998
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Is this a true story people in UK? 5 Months, 2 Weeks ago  
Munnayuganda bamukwatidde Bungereza ng’aduumira babbi



Bya Muwandiisi Waffe



ONO Munnayuganda abadde Kawubooyi wa ddala!!! Abadde apangisa obwana obuto n’abutendeka n’okubwambaza yunifoomu z’ekijaasi oluvannyuma n’abuyigiriza okuvuga mmotoka n’abweyambisa okubba ssente okuva ku bimotoka ebizitwala mu bbanka e Bungereza.



Wabula poliisi y’omu kibuga London yafuludde obukodyo bwa Ali Lwanga ow’emyaka 21 bwe yamukwatidde mu bitundu by’e Enfield mu nkingizzi z’ekibuga London mu Bungereza.



Kino kyaddiridde bambega b’ekitongole kya Flying Squad okumulinnya akagere okumala ekiseera.



Lwanga agambibwa nti abadde mukujjukujju ate nga wamutawaana nnyo era muzannyi wa mupiira ng’agukubira mu ttiimu ya Glovers mu kibuga kibuga London, era gye buvuddeko yagiteebedde ggoolo ng’esamba ne Bristol City.



Lwanga eyafuna obutuuze mu Bungereza yasimbiddwa mu kkooti y’e Wood Green n’obulenzi 4 bwe baamukutte nabwo ne bavunaanibwa okubba ssente ezisukka Pawunda 100,000 (eza Uganda obukadde 310).



Bambega baaleese obujulizi obulaga nti ku mu-limu gw’okusamba omu-piira, Lwanga abadde ya-gattako ogw’okupangisa abaana abali wakati w’emyaka 13 ne 16 b’atendekera ku kirabo ky’emmere akya McDonald mu kabuga Canning mu buvanjuba bwa London.



Obwana buno buba-dde bukuguse mu kubba ssente ku mmotoka ezizitwala mu bbanka ku mudumu gw’emmundu n’ebiso.



Bwakkirizza nti Lwan-ga abukozesa, naye bwe butwala omunyago abu-waako busammambiro.



Akulira bambega ba Flying Squad, Gary Donnison agambye nti balondodde Lwanga okuva nga January 18, omwaka guno.







Published on: Tuesday, 22nd July, 2008



Email this article to a friend.







WABULA BANA-U NAFFE TETUGWAYO.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#9935
prettyd (User)
Junior Forum Member
Posts: 82
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Is this a true story people in UK? 5 Months, 2 Weeks ago  
Maama nyabo!oyo mubutuufu mukka! Naye era ebintu bwebityo tebitera kuggagawaza yadde okukusa.

kati kyova olaba nga baaludde daaki nebamukwata!singa nno ayigamu lesson!

Mukama atusaasire mubutuufu tuleme kusussa okwagala ennyingi ezinatulakira!!
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Radio
Advertisement
Advertisement