JeenaJulia wrote:
QUOTE:
omumbejja wrote:
QUOTE:
Kati nno Fikema wesibe bbiri kuba kati omwana wabandi alabika bwonomutwaala alina okuloza kututa twe mbalaasi , omanyi kyebagamba nti omukulu muletedde ku nte anywe kumata ge kati gwe olina Mbalaasi, naye ekilungi nti nokujebagala ajja kujebagala so two in one thats not bad at all.
OBA NZE NDABBA OBUBI OBA NEDDA;NAYE OMULAMWA GUNNO GYEGUGENDA NDABA NGA SIWAMULEMBE...BULIJJO TUWULILA PROPAGANDA SIMANYI PROPAZUNGU NAYE ONO ATUSE OKUFUKA PROPASPORA ANTI TULI MU DIASPORA.Kuba omuntu watukila "okujebagala" whatever it means..Mumbejja embalasi bajebagala batya?????
Temutegeeza kujebagajja, right?
Yye, yenze nnabigwamu nembyaasa wammwe! Naye ate oba embalasi bagirya, silaba lwaki amata gaayo mugatyooboola. Wamma JJ bwofunanga omulala agagaba nange onkowoolanga.