Obuto obuto mbwagala
ate sibwagala nyo
kuba ekirungi kyabwo kyekyobutawa musolo
Ate ekibi kyabwo kyekyo butakuta nva
Omukulu gwebawa enyinji ate omuto gwebawa entono ddala..!
UHm

Whenever Madam Jane came into p.1A (read primary one A) we could start with singing that song above and at the end of the lesson we could sing
Thank you teacher for teaching us, a good day!
Kyoka battaye nze buli wenzijukira kubimu byetwakolanga mumyaka egisooka musomero sisobola kulekr=era awo kuseka,

uhm ate waliwo kano akayimba ke twayimbanga ku *speech day* (parents day) mbu
P.1 class tutuuse...
to make wonders..
But how could you make wonders....
Ngatuutuse ku siteegi....
But you know when one is young we used to translate things on our own like that song that how could you make wandaazi, mandaazi?
Ate gwe munnange ali erudda eyo, buyimba bwo ki bwojjukira obwomu buto?????????
Tubuulire!