|
GGWE omusajja eyeesiba ku kupika omukazi ng’apika omukka mu mupiira ng’olowooza nti kye kinaamutuusa ku ntikko y’omukwano omala budde.
Abakazi abasinga ssemusajja okubayingira tekibamala kumalamu kagoba, wabula oteekwa okuyiga engeri y’okubacamula.
Ekicamusa omubiri gw’omukazi n’obwongo kiri awo kungulu si bunaayira abasinga gye beeyuna okwesogga.
Emimwa gy’obukazi n’abalongo abo abasajja abasinga be bayitako akapaalo bye biterese obuswandi bw’abakazi, era abasinga baagala nnyo abasajja babisseeko amaanyi.
Omusajja singa yeetegereza bulungi bw’atandika okuweeweeta n’okusiisiriza mpola ku mimwa gy’obukazi n’ensalosalo zaabwo, watandika okuwaga, era ajja kufukumula amazzi. Kino kijjawo kubanga ekitundu kino kiterese ennyonyoogeze.
Omusajja era ateekeddwa okumanya nti omubiri mu bitundu bino gubeera gwa luwewere nnyo, gwetaaga kukwata mpola.
Buli lw’okozesa amaanyi kyangu okugunuubula munno n’awulira obulumi.
N’olwekyo ggwe omusajja alina munno nga yakulema dda okuggyamu omwasi, gezaako okukozesa ebitundu bino mu ngeri ennungi ojja kulaba ng’akyukako, naddala bw’onooba okikoze bulungi.
Ebintu by’okwegatta byetaaga kuyiiya, sossi kukwata bukusu.
|