CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:Enkumbi Entufu 7 Gwe oyina meka? (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Enkumbi Entufu 7 Gwe oyina meka?
#4498
tonto (User)
Senior Forum Member
Posts: 258
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Enkumbi Entufu 7 Gwe oyina meka? 1 Year, 1 Month ago  
Mumbejja, anti be ba gundi gundi abo abatumalako emirembe. Oba bbo bagaala 7 oba 10, bebamanyi, naye ffe batuveeko.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#4563
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 951
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Enkumbi Entufu 7 Gwe oyina meka? 1 Year, 1 Month ago  
Enkumbi 7????Eeehhh kino nange kimpitilideko,naye banange nga olwo lwona omuntu affaki?Ezo zakolanga mumirembe gya ba jajjafee,naye kati ebintu bikyuse nyoo.Mumirembe gili ba jaajaffe banyumya nga akaboozi nga ekiyigo kibali mitala wa mayanja ate ela nokugenda ebwelu kyali nga kyabulaabe obolyawo.Kale nga engeli yokka eyokwetasamu yakuteka buli kimu kumwanjo nga temunayingila kisaawe ngamba obwo obulobo bwa simanyi gano gabuguma gano gokya gano ga kisuusu...mmhhh wabula bajjaffe bagulungutananga nyoo.Wabula olwo butadibagga bya buwangwa bwaffe enkumbi 2-3zimala,ate oba eliyo nabasalawo mbu olulimi lwabwe lukole nga enkumbi.Mwana munno nagikujamu ate nogibutika mutaama nga empaffu.Nga ekigendelelwa kyakukyamula wali ku nkizzo (shaft) edemu ekoleze mangu.Bino bijoola bya jinja byemwogelako bituse okukalabula nabamu.Ebintu babigonza kati ela kyemuva mulaba nti kati neba landlord abasinga bazimba self contained wabula nga ekinabilo olussi kili ku ludda lwa master bedroom.Siganye enkumbi ekola naye muyiteko mu kinabulo bulyo omu anaze munne,mummy gwe owulila otya nga daddy yagikutawaliza manya yagikunaliza???Tuyambagana, gone are those days nga li daddy ligwa eli nga mwami akoye gwenofibana nokuwenjula eno neli mbu ononya awakyamasa masa olwo omuzigo gwa Nambussi ne Musa.Nze nina 3 naye olusi nelabila nozikozesa anti ekinabilo kindi ku nyindo.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement