CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:Ebyalo mbimugabira tuli ku ssimu! (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Ebyalo mbimugabira tuli ku ssimu!
#4332
luutu26 (User)
Expert Forum Member
Posts: 483
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male KAZIBWE2 www.celebafrica.net
Ebyalo mbimugabira tuli ku ssimu! 1 Year, 1 Month ago  
Ebyalo mbimugabira tuli ku ssimu!



OMWAGALWA wange ali mu Bungereza ku kyeyo ammazeemu amaalo. Mu kusooka nnamuwandiikiranga nga mmutegeeza ebinfaako, naye n’anziramu, ssaako n’okunkubiranga ku ssimu.



Wabula nnali sikirowoozangako nti tusobola okusindira omukwano ku ssimu buli omu n’amatira.



Omusajja ono nnamufunira ku mukutu gwa yintanenti. Mu butuufu tetulabaganangako, naye nga ndowooza musajja mulungi era muntumulamu, okusinziira ku ngeri gy’ayogeramu.



Musajja Muganda era alabika ebyomukwano abitegeerera ddala bulungi. Yansaba ebifaananyi byange ne mbimuweereza naye n’ampa ebibye.



Gye buvuddeko yankubidde essimu n’ansaba nti bwe ziwera ssaawa nnya nteekwa okubeera mu buliri n’ekifaananyi kye nga kindi kumpi.



Munnange essaawa bwe zaaweze nange ne mbwesogga, era amangu ddala n’ankubira. Yatandise okumpaanawaana nga kw’atadde n’okunsaba nkwate mu bifo eby’enjawulo w’ayagala.



Kino twakikoze okumala ebbanga era okukkakkana nga mmazeemu akagoba.



Published on: Thursday, 1st November, 2007
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#4586
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Ebyalo mbimugabira tuli ku ssimu! 1 Year ago  
Naye Luutu embozi ezebika bino obukinga mbukinge oba mu ssenga wabukedde olinamu emigabo. Kuba nze ndaba ono tayawukana ne nessimu zobukaba, okujjako nga abamu bazikozesa nga bussiness, kati waliwo omuvubuka omu kko ye nti ekinzisa enjala nga nange eddobozi nsobola okulikyuusa kye kyaaki?

nga atandikawo bussiness ye omukyaala bweyakubanga ngayogera muddobozi lye kisajja omwami bweyakubanga ngakyuusa mu lyakikazi, kati kyatamalayo ngeri ngomwaami atandise okumulagirira yye nyini bussiness kutandika kukwaata bitundu byatalina naye ngo mukalu bwatajja busera kkoye awo wenyinni wogambye nange wenywezezza kati bitebereze nga ngomuguzi byamutegeeza okunyweeza bye bye kifirika ebya bakyaala . Awo namaliriza ngagamba nti kasita okozesa imagination yo osobola okufa ssente.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement