CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:Munno mwebazeeko ng’atuuse ku ntikko (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Munno mwebazeeko ng’atuuse ku ntikko
#4894
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 951
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Munno mwebazeeko ng’atuuse ku ntikko 1 Year ago  
Ssebo omumbejja sikozesa luwuzi.Mpimila mu bituli nga ekye nyindo,omumwa,okutu,kukundi..basically buli awali akatuli oba akanya wayinza okunyamba okupima nga nobwokumatama mbutwalidemu (dimples).Ate ela byempimisa byoona mpita nabyo so why not??Tonto mulinze ate ekilungi nti naye ali ready okupimibwa
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#4915
chamu (User)
Junior Forum Member
Posts: 88
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Munno mwebazeeko ng’atuuse ku ntikko 1 Year ago  
Waliwo eyangambye nti omumbejja oyo mbu 'muyitirivu'. Mbu nenkula ye tereka musajja ng'atudde. Ate era nengeri jasengekamu ebigambo bye mungeri eye kyeejo kyabambejja, erina engeri jemmalamu akategeera. Mbu bambi amanyi nnyo okwebaza. Ha yye nemmala mukwatako bwenti, bamunzijiramu Mulago. Ate nze njagala nnyo omukazi alimu kukyejo ekitonotono.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#4916
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Munno mwebazeeko ng’atuuse ku ntikko 1 Year ago  
Owange Chamu kiki kyotegeeza ? ebyokuletamu Mulago kati oyagala nkukube akafananyi nga avatar ya Tonto? ye kati nze lwaaki onyingizza mu mboozi eno? nze mbadde nebuuza mpima ya JJ janakozesa era nga nninze okuyozayoza Tonto nti wamukisa nga liibwa engo ava mulubuto ate nadda mulubuto.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#4919
chamu (User)
Junior Forum Member
Posts: 88
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Munno mwebazeeko ng’atuuse ku ntikko 1 Year ago  
Mbu ate emere yo jofumba mbu ewooma nnyo, mbu tewooma erebeeta. Balina omukisa abalya kuyomumbejja. Nesunga okugiryaako.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#4920
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Munno mwebazeeko ng’atuuse ku ntikko 1 Year ago  
Chamu bwonowuliriza Tonto byagamba ntuuse okubukinga ebutabika sirina kyenfumba kirebeeta, mumberedde ki byonna bigyaayo bulungi gyembifumbira ye bannange mwogera kummere oba kati muli kubyammwe? nze ebyo ebirebeeta sijja biyingiramu mubyesigalize.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#4923
Phad (User)
Expert Forum Member
Posts: 360
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male phazrecords
Re:Munno mwebazeeko ng’atuuse ku ntikko 1 Year ago  
Naye ate era nange awo we nebuuliza nti, omuntu afumba atya, era afumba ddi emere n'erebeta?

Simanyi oba muntu y'alebeeta, oba mere y'erebeeta...nsaba muntangaazeemu kko.

Ensonga namba biri:

Luddawa eyo gyebafumbira emere nezirebeeta?

Omanyi amaalo agali ku nze, n'owe mindi asena,kale munansonyiwa bwembuuza.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Aspire to inspire before you expire
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement