CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:SEX APPEAL:WHO HAS IT? (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:SEX APPEAL:WHO HAS IT?
#5822
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 951
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:SEX APPEAL:WHO HAS IT? 1 Year ago  
Ndowoza Xaza yali akatiliza bukyayi bwe eli ensi eno koye nti ekisi kino,kilinga bwonogamba muja wo nti ekikazi kili mukifo kya omukazi oli.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#5823
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:SEX APPEAL:WHO HAS IT? 1 Year ago  
Gwe mulinde akomewo lwalijja agenda kukyongerezaako akuleke ngokwatilidde ekisi kino yagende nebigendelako gwekebera gyeyamalidde ku

kubiibya olyooke otegeere nti bwaaba ayogera wetaaga kuba ne ka dic ko ako mu luganda
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#5838
Kalibattanya (User)
Expert Forum Member
Posts: 606
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:SEX APPEAL:WHO HAS IT? 1 Year ago  
Mbadde ngamba nti sex appeal kyetwandiyise omuntu okusikiriza munne mu bukaba? Kakaati ekyo kikwataganye kitya nabagala omuntu owokubeera naye? Omuntu tayinza okufumbirwa oba okuwasa omuntu atamusikiriza mu bukaba? Oba oli awo nedda. Tugendere awo, osanga tufunawo emboozi wano.



Nze lumu nnalaba mu bus omusajja nga alina amatama amaneene. Nga sigaliko nsonga, nga maneene buneene, nga aga ki baby. Naye olwokuba nti ono nga mukulu (mweeru), nga agage gabulako nywanto okubeera ebbeere. Era ngenda okuwulira nga ekisa kinkutte ekiyitirivu, nga njagala kugayonka. Kyennava nnekuba akayi ku mukono nengamba nti; Kale vva!
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Love Conquers All
  The administrator has disabled public write access.
#5977
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1408
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:SEX APPEAL:WHO HAS IT? 1 Year ago  
Hahahahahaha, kyokka Kaliba, Tonto aluwa ajje akututegule!



Nze ndowoza buli muntu alina ekintu kye ekisikiriza. Bwakikozesa obulungi kijja mmukolera matalisi ayita abakyala oba abaami. Ekikulu kwekumanya engeri gyolaga mu ekitone kyo. Wano omuyimbi bwayiiya enyimba ennungi nebwaaba mubi atya bamukunganiirako. Songa munna katemba bwasanyusa abantu naye yeloboza mu baaganza. Omuddusi naye atyo, munna science, omutunzi, omulimi, omuyizzi, omuwalampi we nsozi. Ggwe ekintu kyo kikole okituuse gyekikoma olyoke olabe bwotosikirize naabo ababadde tebakitegera!
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement