CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:Nonya musajja wa kumpasa (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Nonya musajja wa kumpasa
#6308
luutu26 (User)
Expert Forum Member
Posts: 483
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male KAZIBWE2 www.celebafrica.net
Nonya musajja wa kumpasa 1 Year, 1 Month ago  
Muganzi wange yampeebuula







MUGANZI wange okudda ku mukwano gwange n’amukuba kkiisi ng’abantu balaba kyammala okumukyawa.

Nze Jenniffer Nantumbwe mbeera Kawaala.



Omusajja ono twali twakamala mu mukwano omwaka gumu. Wabula lumu nnagendako mu bbaala emu akawungeezi kyokka kyambuukako bwe nnasanga muganzi wange ne mukwano gwange nga beewaamu.



Ssaayagala kubeeraga kwe kufuna akasonda akalimu akazikizazikiza ne ntuula eyo nga bwe ndaba ekigenda mu maaso.



Nnagenda okulaba ng’omusajja atandika okunywegera mukwano gwange mu ngeri y’omukwano, ng’abantu abaali mu bbaala bonna babeegese amaaso.



Nnasooka ne nneegumya naye nnalabira awo nga mbalumbye ne mbaatulira era ne mmusaba twawukane.



Wabula ebbanga lye mmaze nga ndi bw’omu mpulira nkaluubiriziddwa nnyo. Kye nvudde mpita mu Bukedde oba nga waliyo omusajja eyeetegese okummalako ekiwuubaalo kuba 0752611032.



Published on: Thursday, 6th December, 2007
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#6310
JeenaJulia (User)
Gold Forum Member
Posts: 1002
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Nonya musajja wa kumpasa 1 Year, 1 Month ago  
Owe kobbe nawe wayanguwa okwatulila omusajja wo mbu mwawukane,munno ayinza okuba nga yali ayiga bukodyo bupya akomewo akulage epenzi.Nze ennaku zino nfuna nyoo abangamba mbu bagala mbayigilize obukodyo bagende bakyamule banabwe ate tebagala kubayigiliza theoritically wabula practically,ekyenakku nti services ezo sizilina kati muno dayo omwetondele akulage kukipya kyafunyewo wotabadde.Ate bwaba akudidemu olina okumwebaza buli lwakulaga akapya.ela ogya kulaba nga akujuliza mukwano gwo oli nti munange webaze gundi.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Radio
Advertisement
Advertisement