omumbejja wrote:
QUOTE:
JJ olulala sigenda kujuliza okujjako ngankakasa nti tobinkube mumaaso nze bwebambuzizza nempulirayo ampita era nenzirukirawo kati gwe obikomyaawo kati gwe bimme amazzi osanga banabyelabira . Naye JJ ebiseera ebisinga teweyisa bulungi gwosinga okubuuza ebibuuzo ebyakabenje, era nejjukiriza mubibooziboozi banyingizaamu. Kati bwotandikanga ebintu ebyekika ekyo obagambira ddala nti teri kubiretamu muntu mulala yenna nti gwo bimala awo.
Olwo awo tunaba tuteseza??Kamu kamu gwe muganda.Gino emisumali onkubye gya bwelele, va mu kwekwata kwata Luutu 26 mudemu kyeyabuziza.