CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:EMBUZI/Virginity. (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:EMBUZI/Virginity.
#6798
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:EMBUZI/Virginity. 1 Year ago  
JBUGONZI nze embozi yammwe ngitadde
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#6810
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 998
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:EMBUZI/Virginity. 1 Year ago  
JB ela kyenkana okuva embuzi lweyabibwa plot teyasigaza value kyenva nasalawo nundilemu obuyibwa.Ensulo zonna zakalila ela kati amazi ngakima kumulilano ewa mukyala NakaSI-NOrah eyo emeere olusi njewola manju ewa mzee ANUS-iyo,eyabagga embuzi yandekela eddiba lyayo ela lyelikuma akalyo kale tekasobola kulubuka kwegamba ate buli mwezi mba nomukolo okujukila embuzi yange gyebabba,njasa eggi limu kuge njibwa ate ela nembagga yo kamu the moment i dont see the red stuff nga manya waliwo eyayise mukalyo kange naba akayibwa.Obulagajavu bumpesa ekibonelezo kya myezi mwenda maximum.



Omumbejja ssebo embozzi togita,lekelawo nokutakula omutwe,gwe ewuwo kili kitya?Wasibako sengenge?Omumbejja enjibwa nzilundila wali wenyini awali ka-goat.Lol.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#6822
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:EMBUZI/Virginity. 1 Year ago  
Ekibi ekiliwo bwengamba nti kanzigye mbanyumikirize nga munnefulira wano Xaza oba TONTO bebayinza okumanya emboozi eno okugitwaala mumaaso kuba eyingiddemu science wamaanyi kambalekere ebiryo byammwe sijja bisobola JJsijja kuddamu kintu kyonna bagamba nti sekawuka kaali kakulumye bwokalaba owewenyuka emisinde
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#6848
JBugonzi (User)
Junior Forum Member
Posts: 123
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:EMBUZI/Virginity. 1 Year ago  
Jeena,Omumbejja omulabye bweyebubuzza nga afuka anaaba nta kasita gonna mazzi? Ayagala kufuuka banno ba onzita,yongezza,nyumilwa ate mbu lekeraawo. Edakiika emu nti nze mbivudemu the next ate nti sigenda ku answeringa any question.

Back to topic,Jeena ogenze n'onsessa bwogaambye nti ogenda n'olajagalila akayiibwa nebakabba n'osubwa okwaasa egi.Awo nze wembuliza nti,wakafuna purnishments mekka? Era nku warninga nti next time lwegudamu okukusiinga,nja kwekobaana ne tribunal/jury,mukiffo kyokukusiba 9months,bakuleete ewange nkuwewenyule olugga,nelyo ediba lyebakulela nditwaale nga souvenoir/suveniya.

Mpozzi omumbejja wamubuziza ekibuuzo teyakizeemu,nti ye ewuwe akola atya akalyooke,n'obuyiibwa? butera okupaapaala?

Naye JULIA,OKAAYE Simanyi BA Norah......atanansi>>>>>>>>>>>>>>>>>>>>>>>>>oli wamaanyi.

Bye the way,thanks for WALUMBE ZAAYA LYRICS.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#6912
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:EMBUZI/Virginity. 1 Year ago  
Jeena ne Bugonzi kuluno mbepenye muttunke mwekka Bugonzi tolina ngeri yonna gyoggya kunyingiza mukiboozi boozi olwo oli bwaaba ayagala okuba enduulu lwaaki oba omuvuvuba naye kyaava akusindika eri ate ngakwekutteko ngolukokobe . Ddayo gwe mumalirize ensonga zammwe.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#6938
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 998
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:EMBUZI/Virginity. 1 Year ago  
Omumbejja ono anaba wangeli nga siiti.Nze nandilowozeza nti embozzi bwekufukila ekibozibozi oba olina kugyamuka mubwangu(unsubscribe)nga oli nebwakukyokoza nti agikuyingizamu wetunulila kyamuli.Anyway one manīs meat....naye JB noo nawe togwayo sebbo kati oyagala kuyingila kibooko squad omboneleze nze mpolome mbu embukuli embukuli ani yajibagya embukuli.Eeeehhh simanyi noluga nalwo luba mbukuli??
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Radio
Advertisement
Advertisement