CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Obweenzi
#6849
JBugonzi (User)
Junior Forum Member
Posts: 123
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Obweenzi 1 Year ago  
WATYA NGA OZZE EWAKA OKUVA GYOBADDE OVA,N'OSANGE OWEWUWO NGA ALI MUKWELIGOOMBA N'OMUNTU OMULALA,OKOLAAWOKI???????????

NZE KYAMBUUSEEKO BOSS WANGE BWEBAMUSANZE N'OMUSAJJA,KYEYAKOZZE,NAYE ATE KWEKUYAYAMBA KUBBA,NEBAKUBA OLI ABADDE AZANYILA KU VANILLA,OLUVANYUMA NEBATEESA.

SINGA OBADDE GWE,WANDIKOZEE OTYAAAAAAAAA????????????????????????
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#6855
kingo (User)
Junior Forum Member
Posts: 146
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Obweenzi 1 Year ago  
WATTU, NZE NSIRIKA BUSIRISI NENENFUULA ATALABYE KIGENDA MUMAASO. WABULA SIDDAMU KUGATTA BULIRI NAAWE OKUTUUSA LWEWEGOBA. MUNANGE ATE GWE OBA WAFUNYEYO OLI AKUSANYUSA OKUNSINGA. ERA SIDDAMU KUNYUMYA NAAWE.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#6863
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1415
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Obweenzi 1 Year ago  
Kingo oyogererawo ssebo, nga omukwano tegunnakubonga. Wasimbye dda mu line nogamba nti kale bwamala nze nzirako!! Waakaabye amaziga aga tulutulu! "Mukwano lwaki nga onnumya bwootyo, oyagala kunzita?" Waatandise okuwuba nga omulalu! Omutima gwaatamiddwa abalala bonna nga oyo yekka gwoliko? Abasajja bagala bakazi balalu! Abo benyini nkutegeeza be bajjudde mu maka. Tuula wefuule entende, nga yye atandika okuzunga, bwozunga nga yye atuula. Eka abakazi bakutegeeza, nti nebwooba tolina gyolaga, wekuube akawoowo, wekoleko, omwami adde alowooze nti olina gyoova. Ebbuba libongera buswandi mmwe. Era Kingo olimbira ddala, nze nkulabye gyebiyinza okukkira nga naawe oli bwengula nomukyala oyo!
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
#6889
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Obweenzi 1 Year ago  
Kyotegeeza nti ayimirirawo natandika okwekomba ngayagala ggamba munne nti nedda awo womukutte okutte bubi a ah a awo . Naye naawe guy yanguwa ewange eno kiri bubi kati oli bwamuta ngoono amuddamu envunula bibya. ngagamba munne nti what's up ngoono amuddamu nti nothing and you ngabuba enkya ngabuba eggulo
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Radio
Advertisement
Advertisement