Jeena julia,nga oli mukambwe kubikwatagana neddya? gwe nyabo tozanyisa kibokoyo.`nAYE ATE BYONNA BYANSI BYAKULEKA. KUBANGA TWANDIKOZESEZZA ENKOLA YA SSABASAJJA NGA BWEMUMUYITA BBA MWE(BBA FFE), KATI AWO LWAAKI MWA ABOLUGAGANDA TEMUMPITA BBA FFE NGA MULI MUDYA LYELIMU?
Ensoonga zigonjooka mangu kubanga ate gwe alaga ne mutoowo engeri gyakwatamu balo. Its very simple,Monday yo thursday...Jeena, Fri, to Sunday.. Mutoowo/mukuluwo. nga obufumbo bunyuma.
Ate Abdu Mulaasi ye yagamba nti ye abawa nebiyungu.
Wama Robster,if you get another chance,don't waste it,utilise it man.EKIBA KIBE.
Jb nze kyenganye kyekyokufumba nemutowange oba mukulu wange..embooko si beere lya nyabbo nti tunalya kwemu nga bwetwayonka kulimu,ela kyenva nagamba nti nsanga nga biyise.Ekitegeza kati gwe toyinza kusanga buzibu nga mukulu wo oba mutowo avudeyo nalila musowani yoo.Bwemba nvudemunsi ekyo kilala ela kyova olaba nti mubuganda mutowo bamusindinka ngayo nga omaze kuffa.Mwe abali ready okufumba nebato bamwe oba bakulu bamwe nga Mirembe...big up buddies naye nze nedda,naye gwesilinako kakwate oyo twalifumba kuba ela mbalaba bangi mutude ntende kyokka nga mukimanyi nti waliyo alozako,abamu mumanyi nokubatumila kumpewo as in a case of mbu ba spare tyre.