CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:Bazadde Be Nga Bagaanye (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Bazadde Be Nga Bagaanye
#8416
Mirembe2007 (User)
Junior Forum Member
Posts: 129
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Bazadde Be Nga Bagaanye 10 Months, 2 Weeks ago  
Abazadde tulina okubawa ekitibwa mubuli nsonga yonna,bababakwagaliza bulungi namirembe nebwoba nga watuuka okuva mimikono gyabwe bababakyalina obuyinza kugwe nga omwana wabwe,lwotojja nga owalabanye nejjanzi ngate bamanyi nti enzige tezigatwa.Bayinza okugaana gwoyagala olwekika kyeyedila nga ekyembwa ngassengawo yakigendamu ngamweddila Ngabi nebimuyisa bubi kale nebamanya nti tebikolagana .Eddini nayo yakaleeta akabate omukatuliki nomusilamu mwezooba okubakilizisa okuba abafumbo nekilala kiyinza okwekwasa omulimu muno gwakola nga ogwobubbi nebilabobye tebiyinza kuyingizibwa wabakaddebo kuba biba sibyekakafu.Kale abakulu bwebafunvubila nebagana gwobaleetedde tebabera bakyamu era nange muleka kuba mumaso awo ekyabamukuganyisa oyinza okukimanya ate newebaza kuba wawa bakaddebo ekitibwa ne Katonda nakuddizawo asinga oyo gwebakulesa olwokuguminkiliza nokuwulila bakaddebo.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#8418
Shaggy (User)
Baby Forum Member
Posts: 17
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Bazadde Be Nga Bagaanye 10 Months, 2 Weeks ago  
JeenaJulia, sinze munnange naye mbirabye bingi ebintu ebyengeri eyo. Ffe ewaffe bituseeyo emirindi mingi, naye abaana abawala tebawulira era n'olaba n'omulala n'akiddamu ng'amanyi nti tekikola mu family.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#8419
Shaggy (User)
Baby Forum Member
Posts: 17
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Bazadde Be Nga Bagaanye 10 Months, 2 Weeks ago  
Mirembe2007, tukwatagana naawe bulungi nnyo ku by'oyogedde. Nze ndowooza nti abaana balina okukakaatirwa biki ebitakkirizibwa mu family. Tebuba bukyayi naye butaba compatible gatakko principles.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#8420
kingo (User)
Junior Forum Member
Posts: 146
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Bazadde Be Nga Bagaanye 10 Months, 2 Weeks ago  
Ndab obintu bwebiaamu democracy, abazzdde tebandigobanyiza

muwala oba mulenzi whatever the case apart from cannibalism and thefty.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Radio
Advertisement
Advertisement