Re:NAYE OMUSAJJA YETAAGA OKUGATTA????? 8 Months, 4 Weeks ago
Mukuwasa oba okufumbirwa, tulina okugoberera entegeka y'omutonzi eyatonda omusajja n'omukazi.
Katonda alina ntegeka ki kukikwata ku kuwasa n'okufumbirwa?
Nebwotagenda wala nnyo. Singa Katonda yali ayagala omusajja awase abakazi abasukka mw'omu, yandibadde atonda ba-Eva babiri, basatu oba bana. Kino kiraga nti entegeka ya Katonda eri nti buli musajja asaana awase omukazi omu yekka.
Kati soma mu 1 Corinthians 7:2 "But since there is so much immorality, each man should have his own wife, and each woman her own husband". Singular: wife or husband. Not wives or husbands.
Genesis 2:18 reads: "The Lord God said, It is not good for the man to be alone. I will make a helper suitable for him." Notice - a helper. Not helpers.
Tewali lwekyetagisa musajja kuwasa mukazi asukka mu omu, omulundi gumu. Buli lwowasa omukazi asukka mu omu, nga mukazi wo akyali mulamu, ofuna ebizibu. Ebyokulabirako bingi naye abantu tetuyiga.
Bwosoma mu Genesis 30 ojja kulaba obuzibu Jacob (a.k.a Israel) bweyatukaako olwokuwasa abakazi ababiri, nabazaalamu abaana, ate neyeyongera ne ba "house-girl" be babiri nabo nabazaalamu abaana.