CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:NAYE OMUSAJJA YETAAGA OKUGATTA????? (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:NAYE OMUSAJJA YETAAGA OKUGATTA?????
#8957
robster (User)
Expert Forum Member
Posts: 393
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
NAYE OMUSAJJA YETAAGA OKUGATTA????? 8 Months, 4 Weeks ago  
NAYE NJAGALA MUBERE BESIMBU , BWETUSOMA EBYAFAYO ABASAJJA BONNA KEBE BAIBURI BONNA BALINA ABAKAZI BANGI NAYE OLWALEERO BWEMUGABA NTI OMUSAJJA ABEERE NOMU ABALALA BAKOLE BAKTYA?

OBWOLABA NGA ABAZALIBWA MUBAZALIBWA BONNA ABASINGA BABEERA BAWALA KATI KAti olwo???

ekisembayo benanamwandu bemwakula mulaba ne banakiyombekedde, abasajja balimu bameka??? nati njagala mumbulire omusajja yetaga okubeera nabakazi abasinga mwomu?????

ABABEERE MUKAMA NGA MUTEESA.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#8961
JeenaJulia (User)
Gold Forum Member
Posts: 1002
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:NAYE OMUSAJJA YETAAGA OKUGATTA????? 8 Months, 4 Weeks ago  
Mulilanwa nawe otabuse butabusi.Kati gwe mubumpi mpi ogamba otya?Nze ndowoza nti bwekiba kyetagisa yee naye bwekiba tekyetagisa nedda
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#8962
robster (User)
Expert Forum Member
Posts: 393
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:NAYE OMUSAJJA YETAAGA OKUGATTA????? 8 Months, 4 Weeks ago  
munange mbadde mbuzza mwe mumbulire kyetagisa nga osinzira kubyenkulazeeeeeeee.naye bera mwesimbu mga onziramu nga olaga kunjuyi zombi!
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#8965
tonto (User)
Senior Forum Member
Posts: 259
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:NAYE OMUSAJJA YETAAGA OKUGATTA????? 8 Months, 4 Weeks ago  
Mukuwasa oba okufumbirwa, tulina okugoberera entegeka y'omutonzi eyatonda omusajja n'omukazi.

Katonda alina ntegeka ki kukikwata ku kuwasa n'okufumbirwa?



Nebwotagenda wala nnyo. Singa Katonda yali ayagala omusajja awase abakazi abasukka mw'omu, yandibadde atonda ba-Eva babiri, basatu oba bana. Kino kiraga nti entegeka ya Katonda eri nti buli musajja asaana awase omukazi omu yekka.



Kati soma mu 1 Corinthians 7:2 "But since there is so much immorality, each man should have his own wife, and each woman her own husband". Singular: wife or husband. Not wives or husbands.



Genesis 2:18 reads: "The Lord God said, It is not good for the man to be alone. I will make a helper suitable for him." Notice - a helper. Not helpers.



Tewali lwekyetagisa musajja kuwasa mukazi asukka mu omu, omulundi gumu. Buli lwowasa omukazi asukka mu omu, nga mukazi wo akyali mulamu, ofuna ebizibu. Ebyokulabirako bingi naye abantu tetuyiga.



Bwosoma mu Genesis 30 ojja kulaba obuzibu Jacob (a.k.a Israel) bweyatukaako olwokuwasa abakazi ababiri, nabazaalamu abaana, ate neyeyongera ne ba "house-girl" be babiri nabo nabazaalamu abaana.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#8982
robster (User)
Expert Forum Member
Posts: 393
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:NAYE OMUSAJJA YETAAGA OKUGATTA????? 8 Months, 3 Weeks ago  
HHHHHHHHHH Tonto bwoba nga okiriliza mu ddini mwenzikiliriza njagala obulire bino,mukulowoozakwo abawandiika baibuli lwaki batulaga nga emisingi gyabantu kwetwesigamiza okukiliza kwafe balina abakazi abasuka mwomu? okujako nga omutonzi naye yakiliza enkyukakyuka! ibrahim, nekassekabaka bonna abali mu ndagano enkadde ndayo eyalina omukyala omu!!!!

mpozi yozefu naye gendako nemumpya olabe! awo wenkubuliza bwoba wesigama kumutonzi mba sikutegedde, nga nvedde kwebyo era omutonzi yomu yatonda naye lwaki atondanyo ekika kyabantu ekimu( ABAKYALA) nebasinga kubami nakyo kinonyereze olabe.

naye neyanziza ekwatayo eyebintu.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#8998
rambuka (User)
Diamond Forum Member
Posts: 718
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:NAYE OMUSAJJA YETAAGA OKUGATTA????? 8 Months, 3 Weeks ago  
Bwe kiba kyetagisa yee.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
peace
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Radio
Advertisement
Advertisement