CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:GOOD BYE FRIENDS
#10329
prettyd (User)
Junior Forum Member
Posts: 82
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:GOOD BYE FRIENDS 4 Months, 2 Weeks ago  
Baaba waffe Sewa kati otulekedde ani? Nga tugenda kukusubwa wenna,eno katemba ,kubuulirira nebirala by'obadde otutuusaako.webale kubeerawo eryo ebbanga tuyigiddemu bingi naye katusuubire nti bw'oliba oyitawo wano okasukangayo akayinja.
Akukuume God yonna gyo'laze!
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#10330
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 998
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:GOOD BYE FRIENDS 4 Months, 2 Weeks ago  
Mwenna byemwogedde bilungi biwomerera mumattu naye nze okusalawo kwomuntu ono nkuwakanya...omuntu waffe ono tumwagala ela tukyamwagala okweyisa atti alimbye nyoo,nze okusalawo kwe nkuwakanya,tetulina musango okutwabulira...okujako nga agamba nti yafunye omulimu mubwengula awo nyinza okukiliza..ngenda kutekayo appeal yange mu kooti..try and fail but dont fail to try....whoever said when the going gets tough,then say goodbye???Kale
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#10333
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 998
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:GOOD BYE FRIENDS 4 Months, 2 Weeks ago  
Natte ela nze nkomyewo kumulamwa guuno, najukidde ekintu ekyagwawo mumyaka mingi egiyise...nti olusi omuntu bwasalawo aba alina ensonga zze lwaki asazewo,bangi bagenze nga tebasibudde naye ate ono yasibudde.Ebya appeal mbivudeko kuba kilabika babba waffe amanyi gyagenda naye otelanga nodda babba.

Obuyimba bunno bubiri bukuwelekere BIBAAWO aka Kenno ne GYOGENDA aka Phina Mugerwa
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#10338
rambuka (User)
Diamond Forum Member
Posts: 718
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:GOOD BYE FRIENDS 4 Months, 2 Weeks ago  
maybe------you mean timeout you are a good and lovely member of our family i for one will really want you to reconsider your message beacause we really love your contributions and your wisdom at the connectuganda forum---together we stand------best wishes
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
peace
  The administrator has disabled public write access.
#10348
kyakweera (User)
Baby Forum Member
Posts: 21
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:GOOD BYE FRIENDS 4 Months, 2 Weeks ago  
I can`t belive my eyes! Banange kino kituufu oba lwaali? But why?????????????. This is not fair please Sewa we need you, we Love you! Please don`t leave us. Please! What have we done to deserve this? I am sorry if I am asking for too murch. Anyway tewali kijja nga mukama tasazewo era bwekuba nga kwekusalawo kwe nobody can change that. Good luck whereever you go and in whatever you do. Newankubade nga tugenda kusaalirwa obuboozi obunyuma bwobade otunyumizanga buli lwa sunday ku Family show, webale nnyo obudde bwo bwona bwobade otufisiza nosobola okubeera nga wamu naffe buli sunday evening. Oteranga noda ku Connect notubuuzako. God bless you. /Kyakweera.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#10575
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 998
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:GOOD BYE FRIENDS 3 Months, 2 Weeks ago  
Ebbanga liyise bukyanga mukise munaffe ono atusibula mbu alina gyalaga kyokka buli Sunday muwulira nga akubye essimu ate nga ne mu chatroom tuba naye butediza.Ssewa oli koma ddi okuzanya katemba,lumu ojja kwesanga nga olinga "The Boy who cried wolf".Tokitwala bubi mbu nkunenya,tukwetaga nyoo ku Connect naye lekelawo okutwewanisanga eminankani...onzijukiza omukadde omu kukyalo ekimu e Temangalo eyo.Yali akyadeko ewa mutabani we..kati nayagala azule oba dala yalina omugaso awaka weyali.Yagera abakulu bagenze okukola,nabato nga bagenze ku somero awaka nga wasigadde wo mukozi,neyetegekera obyokulya nagenda nabyo awo mukasiko okumpi nawaka neyewogoma.

Abaana olwadda nga babuza jajja aliwa?Ko mukozi mbu alabika yakyadeko ewaba mulilanwa akomawo,maama bweyada nga abuza jajja aliwa nga naye bamudamu kyekimu,eno obudde buwungela naye nga buli kyogerwa jajja gyali akiwulira.Ndowoza agyakudda tulinde tulabe.Nga taata akomawo,wewayita akasera nga talaba ku nyina nga abuza..maama aliwa,nga bamubulira nti taliwo.Taata yava mumbera nabagamba teli kidamu kutambula waka okutusa nga nyina azuse.Bonna nebabuna emiwabwo nga banonya jajja gyali,abe kyalo nga bakungana bonna olwo omukadde abuze.Baba bakyali awo bebuza ekidirila nga jajja yesowolayo mukasiko nga bwamwenya..nabagamba nti eehh ntegedde leero nti nange ndi wamugaso bulijjo ndowoza nti temukyandaba nga owomugaso olwokuba nkadiye.Kale nga mbalabila naye nawe Ssewa ogila.................................
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement