CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:Twejjukanye ebikokyo byaffe! (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Twejjukanye ebikokyo byaffe!
#10156
jameerah (User)
Baby Forum Member
Posts: 36
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Twejjukanye ebikokyo byaffe! 4 Weeks ago  
This is a true story!

Having come from a Swahili speaking nation so I found my self in a luganda speaking society with no one to translate for me. I was five years old by then. At my new homestead I had my age mates and others who were a bit older than me. It was my mama’s jjajja place (mums grandmother)

Abaana bonna abemyaka gyange baali balungi nnyo mukugera engero nebikokyo. Engero nebikokyo twateranga bigera awo nga obudde buwungedde oluusi before retiring to the bed.

Twageranga engero nokukokya ngeno bwe tumugunya kasooli omwokye oba ebyokulya byona ebyabangawo. Naye nze kabwera wabwe eyali yakava ekiboga nga anti simanyi kukokya oba kugera ngero wabula kyenakolaanga kwekuwuliriza ppaka bwenayiga nange.

Kati eyakokyanga mwe ansa nebalema okutta awo nga mumuwa ekyalo oba sometimes if you answer the kikokyo you get some rewards and guess what were the rewards?!

Kasooli omwokye, sweet, biscuits, oba wetunaaba twepena enkya gwe ajja okusookamu oba ojjakuba kiya(kiyambi mukwepena ye aba wabuli side takwata, helper)

Kati bino byebikokyo ebimu ebyakokyebwanga..!

KKoyi koyi……….?

1. kamukiringi kamukolongo kamugwa fulaati….
2. bbogo ne bbogo…..
3. kyakyewuunyoo….
4. Nina mukazi wange atambula azina….
5. Nebwolikola otya…..
6. kankubye nekewaana…..
7. uhm uhm….
8. ndyeki……….
9. nina mukaziwange talina magulu…
10. etc

Nange awo wenalabira !!!!!!
kale mwena bana connect abali erudda eyo mwe ewamwe kyali kitya?
Munyambe okuddamu ebikokyo ebyo wagulu asanga namwe munafuna ku rewards ezo waggulu!
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#10158
mike (Admin)
Admin
Posts: 124
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Twejjukanye ebikokyo byaffe! 4 Weeks ago  
jameerah wrote:
QUOTE:

KKoyi koyi……….?:lol:

1. kamukiringi kamukolongo kamugwa fulaati….
2. bbogo ne bbogo…..
3. kyakyewuunyoo….
4. Nina mukazi wange atambula azina….
5. Nebwolikola otya…..
6. kankubye nekewaana…..
7. uhm uhm….
8. ndyeki……….
9. nina mukaziwange talina magulu…
10. etc:side: :side:

Nange awo wenalabira !!!!!!;) ;)
kale mwena bana connect abali erudda eyo mwe ewamwe kyali kitya?
Munyambe okuddamu ebikokyo ebyo wagulu asanga namwe munafuna ku rewards ezo waggulu!:kiss: :kiss:

Jameerah webale kukiriza kutubulirako ku bulamu bwo obwemabega. Onzijukizza biingi nange naddala kasoli omwokye. Nzikiriza nkuyozeyoze okuyiga olulimi obulungi ate era n'okulwenyumiririzamu. Ekyokulabirako ekyo kyotuwadde ndowooza bangi bagya ku kisiima naddala abalwana okuyiga olimi kati.

Kakati heheheeee nange kangezeko ku bikokyo.....

Kamukiringi Kamukolongo Kamugwa Flaati nkyerabidde naye nali nkimanyi.
Boggo ne Boggo ----> Ekigere ky'ente ku lwaazi
Kyakyewuunyo nako nkerabidde
Nina Mukaziwange atambula azina - Ekisaanyi
Nebwolikola otya nako nkerabidde
Kankubye nekewaana nako nkerabidde ... oba akaserezi sikyagyukira

Obubonero nfunnye bumeka?
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
*Olupapula si mupiira mwatu nti lunanuka nandilwongedeyo..... alogya omukwano tayogera bingi bwebiyitirira bifuuka bulimba* - Freda Ssonko.
Bannange mwebale nnyo omukwano. Mutuwadde ekirabo ekisinga byonna munsi eno. Naffe tweyama okubawereza n\'essanyu, okwagala n\'obumalirivu.
  The administrator has disabled public write access.
#10161
jameerah (User)
Baby Forum Member
Posts: 36
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Twejjukanye ebikokyo byaffe! 4 Weeks ago  
Mike marks ofunye 5/10 naye answers buuza oyo Queenie oba omumbejja bakubuurire, sinakindi ssenga wabaana oba abumanyi!
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#10162
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 811
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Twejjukanye ebikokyo byaffe! 4 Weeks ago  
Obwongo bugenda bukwata ayisi naye obumu Mike abuse kati nze kangezeko ku number 3,5 ne7

3.Kyakyewunyo...enkooko okuza abaana bayo nga telina mabeere
ente enzirugavu okuvamu amata ameeru.
akanyonyi akatono okuvamu edoobozi eddene.

5.nebwolikola otya...tolikomba ku nyindo yo
tolikomba kukalevu ko ....don´t recall much anyway.

7.uhm uhm....nga omukko asaba enva.

Jameerah ebyo byengezezako okujukira nga ojeko nabuli Mike bwasse.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#10163
bennita (User)
Junior Forum Member
Posts: 71
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Twejjukanye ebikokyo byaffe! 4 Weeks ago  
Waaawooo.

Nange nzijukila bwenabanga mu luwumula ne ngenda mukyaalo nga tubeera abaana bangi era nga tuyiga bingi ebinyuma byetwaabanga tetumanyi nga tuli ekka. kati bwenzijukira ebiseera ebyo nendaba abaana abatafunye mukisa ku yita mubulamu obwo..... ensi ebeera erina kyebanyazeeko kubanga ebyo byebimu kubintu byotasobola kusomesa mwana oba okumunyumiza takitegeera wabula omwana HAVE TO LIVE IT.

kamukiringi kamukolongo kamugwa fulaati...... OMUSEZI MUSAJJA
Nebwolikola otya….... TOLIBUSA KAYINJA NYANJA

Ebirala kirabika babizeemu.... kati obubonelo bumeka bwenfunye
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#10164
Alysha (User)
Life is what u make it.
Baby Forum Member
Posts: 36
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Female Location: Canada Birthdate: 0000-12-24
Re:Twejjukanye ebikokyo byaffe! 4 Weeks ago  
]Mwattu jammerah onzijukiza atte ebikokyo mu butuffu sikya bitegera bulungi nay kanzigukire kino " Nina mukaziwange atalina magulu " Owo olwatuka ngafuna mukazi wange atalina magulu....Ensujju.kansubira wampadde ekyaalo ekigimmu.[Kakati nize ekilabo kyange Jameerah.

Tweyagare anti Sunday esonze twegweko mu room[/color].b]jameerah wrote:[/b]
QUOTE:
This is a true story!:)

Having come from a Swahili speaking nation so I found my self in a luganda speaking society with no one to translate for me. I was five years old by then. At my new homestead I had my age mates and others who were a bit older than me. It was my mama’s jjajja place (mums grandmother)

Abaana bonna abemyaka gyange baali balungi nnyo mukugera engero nebikokyo. Engero nebikokyo twateranga bigera awo nga obudde buwungedde oluusi before retiring to the bed.:huh:

Twageranga engero nokukokya ngeno bwe tumugunya kasooli omwokye oba ebyokulya byona ebyabangawo. Naye nze kabwera wabwe eyali yakava ekiboga nga anti simanyi kukokya oba kugera ngero wabula kyenakolaanga kwekuwuliriza ppaka bwenayiga nange.

Kati eyakokyanga mwe ansa nebalema okutta awo nga mumuwa ekyalo oba sometimes if you answer the kikokyo you get some rewards and guess what were the rewards?!

Kasooli omwokye, sweet, biscuits, oba wetunaaba twepena enkya gwe ajja okusookamu oba ojjakuba kiya(kiyambi mukwepena ye aba wabuli side takwata, helper)

Kati bino byebikokyo ebimu ebyakokyebwanga..!

KKoyi koyi……….?:lol:

1. kamukiringi kamukolongo kamugwa fulaati….
2. bbogo ne bbogo…..
3. kyakyewuunyoo….
4. Nina mukazi wange atambula azina….
5. Nebwolikola otya…..
6. kankubye nekewaana…..
7. uhm uhm….
8. ndyeki……….
9. nina mukaziwange talina magulu…
10. etc:side: :side:

Nange awo wenalabira !!!!!!;) ;)
kale mwena bana connect abali erudda eyo mwe ewamwe kyali kitya?
Munyambe okuddamu ebikokyo ebyo wagulu asanga namwe munafuna ku rewards ezo waggulu!:kiss: :kiss:
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Hard work pays off, Lemelako
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement