Ono omusajja tasaaga na miziro gwe. Asaangirizza mukazi we ng’alya emmamba ensiike n’amukuba mizibu n’atwalibwa mu ddwaaliro e Mulago ng’ali mu mbeera mbi.
Nayira Mpiira omutuuze w’e Kasubi mu Zooni II y’apooca n’ebiwundu ku mubiri gwonna ebyamutuusiddwaako bba, Kaye oluvannyuma lw’okumusanga ng’abwebwena emmbamba.
Kaye eyabadde tasalikako musale yagambye nti, Mpiira amulinamu abaana babiri nga balenzi era akimanyidde ddala nti beddira mmamba era yamugaana okugirya.
Wabula Mpiire aludde nga yebbirira n’agirya naye kati yamusanze ng’ali ku mudaala gw’e mmamba. Kaye yazze eka n’amulinda era olwakom-yewo n’amukuba mizibu bamulirwana be baataasizza
Kakati bana Forum mu nnyambe ko wanno kuba nso beddwa, omuziro gwa bawo nawe to gulya?
Bwomufumbirwa ofuka wakikakye? Nze olwo nduyise lugono na mulugube gwa'baami alabika amaddu naye gamukutte ate nga tasobola kulyako.
Mwe mulowozamutya?