Nzigukideyo kano koyikoyi ....Nazimba enyumba nene naye mulimu abakazi banji ...........kambayambeko Ekiswa. ha ha ha.
Wow this a good revision Jeemah
jameerah wrote:
QUOTE:
This is a true story!:)
Having come from a Swahili speaking nation so I found my self in a luganda speaking society with no one to translate for me. I was five years old by then. At my new homestead I had my age mates and others who were a bit older than me. It was my mama’s jjajja place (mums grandmother)
Abaana bonna abemyaka gyange baali balungi nnyo mukugera engero nebikokyo. Engero nebikokyo twateranga bigera awo nga obudde buwungedde oluusi before retiring to the bed.:huh:
Twageranga engero nokukokya ngeno bwe tumugunya kasooli omwokye oba ebyokulya byona ebyabangawo. Naye nze kabwera wabwe eyali yakava ekiboga nga anti simanyi kukokya oba kugera ngero wabula kyenakolaanga kwekuwuliriza ppaka bwenayiga nange.
Kati eyakokyanga mwe ansa nebalema okutta awo nga mumuwa ekyalo oba sometimes if you answer the kikokyo you get some rewards and guess what were the rewards?!
Kasooli omwokye, sweet, biscuits, oba wetunaaba twepena enkya gwe ajja okusookamu oba ojjakuba kiya(kiyambi mukwepena ye aba wabuli side takwata, helper)
Kati bino byebikokyo ebimu ebyakokyebwanga..!
KKoyi koyi……….?:lol:
1. kamukiringi kamukolongo kamugwa fulaati….
2. bbogo ne bbogo…..
3. kyakyewuunyoo….
4. Nina mukazi wange atambula azina….
5. Nebwolikola otya…..
6. kankubye nekewaana…..
7. uhm uhm….
8. ndyeki……….
9. nina mukaziwange talina magulu…
10. etc:side: :side:
Nange awo wenalabira !!!!!!;) ;)
kale mwena bana connect abali erudda eyo mwe ewamwe kyali kitya?
Munyambe okuddamu ebikokyo ebyo wagulu asanga namwe munafuna ku rewards ezo waggulu!:kiss: :kiss: