Obwongo bugenda bukwata ayisi naye obumu Mike abuse kati nze kangezeko ku number 3,5 ne7
3.Kyakyewunyo...enkooko okuza abaana bayo nga telina mabeere
ente enzirugavu okuvamu amata ameeru.
akanyonyi akatono okuvamu edoobozi eddene.
5.nebwolikola otya...tolikomba ku nyindo yo
tolikomba kukalevu ko ....donīt recall much anyway.
7.uhm uhm....nga omukko asaba enva.
Jameerah ebyo byengezezako okujukira nga ojeko nabuli Mike bwasse.
