jameerah wrote:
QUOTE:
Bennita buuza oyo Alysa lwaki talekera awo kuzina, ye buli kaseera aba azina talekera awo. Oba takoowa?! Nze ngezezzaako aokuzina nga ye naye bigaanyi, anti nkoye mangu era jjajja wange nangamba mbu simpisa nnungi kwezinya zinya:laugh: B) B)
Jjajja wange mubuuziza mbu lwaki Alysha ye afuna okuzina buli kiseera nanziramu mbu anti konnekiti yo yajja yajja emiziki mika Alysa kyava talekera awo kuzina!:P
Abe mikwano mu connect mbalamusiza era ne mbebaza jonna jemutusaako engalo. Kansubire nti ekiro mwakiyiseemu bulungi ateno mwe abali mu kawozza masigga, mwe ebiwanga mugira mukyagangatanya.
Baba Jameerah okubiibya sikibi nakamu, nadala nga wobiibiza wewalina okubibizibwa, nga kati omwana muwala oyo Alysha bwatuuka ku connect emizziki ne gimurinya ku bwongo tasobola butatandikirawo ku biibya ate era bambi olwobukka bwendongo ya connect.... lock emusigalamu ate nga era omuntu jakoma okubiibya jakoma obutakowa. Kati tandika okubiibya nawe paka olwonalekera awo okukoowa..... Eyo kyalengi yo.