CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:Okubuulirira abalenzi (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Okubuulirira abalenzi
#10422
JeenaJulia (User)
Gold Forum Member
Posts: 1002
graphgraph
User Online Now Click here to see the profile of this user
Re:Okubuulirira abalenzi 4 Months ago  
Amazzi g’ekyama

EMIKOLO gy’omu kitanda okunyuma ng’omukazi alina ensulo ezitakalira. Era omusajja yenna amanyi okutambuza ennyintu nga tanneesogga buziba ky’asooka okukola kwe kukebera munne alabe oba asumuludde ttaapu, alyoke abeeko ne kye yeekolera.

Abakazi nabo olw’obutayagala baagalwa baabwe kubakazaako mannya ga ‘bannabukalu’, basala amagezi gonna okulaba nga bafuna agaseereza ekkubo.

Ekibi nti ate abasajja bangi wadde amazzi gano bagaagala nnyo batono ddala abagaggyamu enjawulo. Abasinga oluba okukwatayo ne babaako ne kye bawulira balowooza nti kiwedde, nga batandika kukavvula bintu.

Ekituufu kiri nti, amazzi g’abakazi galimu ebika bina, era omusajja amanyi eyayiga obulungi ekyeso bw’abaako ne munne afuba okulaba ng’ebika ebyo byonna abifuna.

Agaseerera: Gano ge gasooka okujja, era mu bakazi abamu okulowooza obulowooza ku munne ne bw’aba tali naye yeesanga gazze. Ate bw’abeera mu kiseera w’asuulira eggi kiyitirira. Gaba meeru nga ganaanuuka ng’eminyira. Abasajja abasinga oluwulira amazzi gano balowooza nti kiwedde, nga balowooza kwesogga buziba. Kino tekiba kituufu era y’ensonga lwaki abamu oluba okwesogga nga bamalamu akagoba.

Kiba kirungi n’olindako amazzi ago ne gasooka gakendeera n’olwoka oyingira ng’akaseerezi kakendedde.

Agakambira: Gano ge gaddako era bw’okwatayo oba bw’oteekayo omusekuzo owulira ng’awakambira. Kino kye kibeera ekiseera ekirungi okuyingira kubanga ebinywa bya nnabunnya bijja kuba bikukwata bulungi kubanga obuseerezi bujja kuba butono.

Agalimu obwovu: Akaboozi kafaananako omusogozi w’omubisi. Omubisi ogummuse obulungi ogulabira ku bwovu obujja, n’omanya nti gulamye. Ne mu kitanda, omusajja bw’aba omulimu agikoze bulungi, alabira ku mazzi agabeeramu obwovu. Mu kiseera we gajjira, nabunnya akola amaloboozi agafaanana aga kkapa enywa amata. Amazzi gano ge gateekateeka omukazi okumalamu akagoba era ggwe omusajja bw’ogalaba ng’omanya nti munno oliko w’omutuuse, era anaatera okumalamu akagoba.

N’olwekyo bw’oba okyali oyinza okusooka okusala ku sipiidi n’omusekuzo n’ogussa ebbali munno aleme kutuuka ku ntikko nga ggwe tonnaba, ate bw’oba nga naawe wayidde dda ng’oyagala mulaliremu kumu akagoba kino ky’ekiseera oggyeyo akakodyo akamusumulula mutuukire kumu mu ggulu.

Agabuguma: Gano gajja ng’omukazi amazeemu akagoba era omusajja bw’aba tayambadde kondomu agawulirira ddala nga galinga agamunaaza. Singa aggyayo omusekuzo mu kiseera kino gubeera ng’oguva mu ssupu.

N’olwekyo omusajja bw’otandika okwegatta kirungi weetegereze amazzi gano n’enkyukakyuka yaago kikuyambe okumalako.


Haaaa ekyebuzibwa kili nti muba nobude obwo okufayo okugajamu enjawulo?????
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
      Topics Author Date
    thread link
Okubuulirira abalenzi
prettyd 2008/06/18 22:27
    thread link
thread linkthread link Re:Okubuulirira abalenzi
rambuka 2008/06/19 22:08
    thread link
thread linkthread linkthread link Re:Okubuulirira abalenzi
JeenaJulia 2008/07/03 07:54
    thread link
thread linkthread link Re:Okubuulirira abalenzi
prettyd 2008/07/28 23:14
    thread link
thread linkthread link Re:Okubuulirira abalenzi
prettyd 2008/07/31 21:12
    thread link
thread linkthread linkthread link Re:Okubuulirira abalenzi
JeenaJulia 2008/08/10 10:01
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread link Re:Okubuulirira abalenzi
kapakiti 2008/08/10 10:34
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread link Re:Okubuulirira abalenzi
rambuka 2008/08/11 09:49
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread link Re:Okubuulirira abalenzi
JeenaJulia 2008/08/21 10:42
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread linkthread link Re:Okubuulirira abalenzi
JeenaJulia 2008/09/05 07:13
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread link Re:Okubuulirira abalenzi
kingo 2008/09/08 18:05
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread link Re:Okubuulirira abalenzi
JeenaJulia 2008/09/10 18:42
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread link Re:Okubuulirira abalenzi
rambuka 2008/09/11 01:52
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread link Re:Okubuulirira abalenzi
JeenaJulia 2008/09/12 10:48
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread link Re:Okubuulirira abalenzi
kamikatono 2008/09/18 16:44
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread link Re:Okubuulirira abalenzi
JeenaJulia 2008/09/26 14:06
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread link Re:Okubuulirira abalenzi
JeenaJulia 2008/10/07 09:19
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Radio
Advertisement
Advertisement