CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:‘Muwase mu mawanga amalala’ (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:‘Muwase mu mawanga amalala’
#10095
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1415
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
‘Muwase mu mawanga amalala’ 5 Months, 1 Week ago  

Museveni (owookubiri ku ddyo) n’abagole.

Bya Robert Mutebi

PULEZIDENTI Museveni awadde bannayuganda amagezi okuwasang’ana mu mawanga ag’enjawulo kikeendeze entalo z’amawanga n’obutakkaanya obuliwo.

“Kye mukoze kinsanyusizza era nsiimye, Omusoga okufumbirwa Omunyankole. Guno gwe musingi gw’okulwanyisa ebizibu mu maka n’eggwanga kubanga mwembi mufuuse omuntu omu,” Museveni bwe yategeezezza.

Bino yabyogedde ku Lwomukaaga ku mbaga ya Fiona Awaka (muwala wa minisita Daudi Migereko ow’amasanyalaze) ng’agattibwa ne Owen Muragura ku Lutikko y’e Nakaasero.

Museveni yawadde abagole ente bbiri mu nsimbi enkalu.

Ate minisita w’obutebenkevu bw’eggwanga, Amama Mbabazi yasabye abagole balowooze ku kuzaala kubanga eggwanga likula bantu.

Kitaawe w’omugole omuwala, Daudi Migereko yakuutidde abufumbo okukozesa omukwano ng’ekisumuluzo ky’amaka amalungi, era agateredde.

Bukedde
Published on: Monday, 4th August, 2008

Nze kyennebuuza, bwolaba omuntu akulemye okukolagana naye nga omuwasa/omufumbirwa nga ebizibu byammwe biggwaawo? Eno Phylosophy ya kika ki? Yali ekoledde ani? Wwa?

Mbadde ngamba nti mukutegeragana abantu bwebasoborera okuwasangana? Ate eri mu bannaffe President gyaava yyo mumala kulaba nga mukyawaganye ekisemba olwo nemwegattta mu bufumbo nebuvumula amayisa amabi nebyonna ebibeera bibatabula? Bino ayali abiwuliddeko ayambe. Naye wabula kitalo.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
#10098
JeenaJulia (User)
Gold Forum Member
Posts: 1002
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:‘Muwase mu mawanga amalala’ 5 Months, 1 Week ago  
MMhhhhhh mukafananyi M7 alina engeli gyeyabilidde omukono gwo mugole nga bwoba owendali oyinza okulowoza mbu M7 yekawasa.. ate bambi neyewomeleza bulungi.Ndowoza kabadde kabonelo ka kukatiriza kyeyabadde ayogedeko mbu "Muwase mu mawanga amalala"
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#10102
Balyokwabwe (User)
Senior Forum Member
Posts: 265
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:‘Muwase mu mawanga amalala’ 5 Months ago  
Muwase mumawanga amalala ! Bawalabe ba NATASHA nga teyabagamba kunfumbirwa mumawanga malala
wabula mu ba TUTSI banne ? !
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#10103
kamikatono (User)
Junior Forum Member
Posts: 73
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:‘Muwase mu mawanga amalala’ 5 Months ago  
ooooops
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#10115
JeenaJulia (User)
Gold Forum Member
Posts: 1002
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:‘Muwase mu mawanga amalala’ 5 Months ago  
Kyokka Kamikatono togwayo,bali kutuma e Mbalala nogendamu e Mbarara.Omugole omukyala musoga ate omwami alabika wamu west.Ssebo mbu "body language".
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#10125
ssewa (User)
Baby Forum Member
Posts: 40
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:‘Muwase mu mawanga amalala’ 5 Months ago  
Naye muzukulu wa kamayiro..togwayo..kati engeri gyokutemu muka muno..ogezako kutukiriza ngombo ya "muwase mu mawanga amalala..nkulaba wetade mubitala...bwotyo bwe wa paaza ki TV kyamuno,...ngamba ki "Spe"...kazibwe yali yelondede ki TV ne receipt zakwo..hahaha...awono naffe we wanditukiriza wakiri okubako obwama bwetukuba ba Natasha...naye maama...buli wamu,buli kasera.... PPU....
Naye oswade guy mulaba lwakwesesa naye akulaba..akumanyi oswade..hahahahahaha...

Kyoka Paulo...wantama kubera nakamanyiro nawe......wandibamu olwenyindo empanvu

Baaba wamwe
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Radio
Advertisement
Advertisement