Omusajja oyo nga mugabi?
Bamuyita Mugabi. Kiba kyangu okugaba ebitali bibyo ate nga tokikoleledde.
Omukyala nga oyo kale tetuganye bbawe ye mugabi, naye tamumanyi doboozi.
Naye ela tomunenya kubanga ye kenyini alabika yali musanyufu nga ekigenda mumaaso takimanyi.