Eri Banaffe abasilamu, tubakulisa ekisiibo era mukyo ne tubagaliza Idi eyomulembe.
Allah abakwatireko kubuli bye musabye mukisiibo bitukilire.
Katusumbire nti obuntubulamu bwemubade nabwo bunagenda mumaso.
Naye nage ka pilawo kampomera Jameerah munange tonelabira!!.
Happy Idd to all our muslim brothers and sisters..kapilaawo temukatulyako fedex ne dhl zikola bulungi nyoo ate nga ne posta egezako wadde nga yo olusi etusa bigaze.We wish you all a happy day mubeewo banaffe.